TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Omusuubuzi gwe baawambidde e Kasubi bamusanze Wobulenzi

Omusuubuzi gwe baawambidde e Kasubi bamusanze Wobulenzi

By Stuart Yiga

Added 4th June 2018

Omusuubuzi mu katale k’e Kasubi, Henry Sematiko, eyawambiddwa okuva mu makaage agasangibwa e Kyengera ku luguudo oludda e Masaka, asangiddwa ng’asibiddwa emiguwa ng’asuuliddwa e Wobulenzi mu disitulikiti y’e Luweero.

Subu0 703x422

Sematiko ng'atwalibwa mu ddwaaliro e Mulago okufuna obujjanjabi. Ebifaananyi bya Stuart Yiga

Rehema Nakawooya, yategeezezza Poliisi nti, waliwo abasajja bataano abaabalumba ennaku z’omwezi nga May,25, 2018, awaka ne babakonkona kyokka olwaggulawo oluggi, bavumbagira bba mu bwangu obw’ekitalo ne babulawo naye nti kyokka ensonga yazitegeeza Poliisi n’aggulawo omusango ku fayiro namba CRB: 113/2018,  ne batandika omuyiggo.

 ematiko nga bamusitula okumuyingiza mu mmotoka okutwalibwa mu ddwaaliro e ulago Sematiko nga bamusitula okumuyingiza mu mmotoka okutwalibwa mu ddwaaliro e Mulago

“We twamuzuulidde yabadde teyeetegeera nga yenna asibiddwa emikono n’amagulu, nga bamusudde ku mabbali g’ekkubo we twamusanze ne tumutwala mu ddwaliro e Mulago okufuna obujjanjabi,” bw’atyo Nakawooya bwe yategeezezza Poliisi.

 ematiko nga yaakazuulibwa asangiddwa aliggyiddwa emiguwa Sematiko nga yaakazuulibwa. Yasangiddwa aliggyiddwa emiguwa

Okunoonyereza okwakakolebwa Poliisi kulaga nti Sematiko, abadde musaale mu nkaayana ezigenda mu maaso mu katale k’e Kasubi era omuntu omu yakwatiddwa abayambeko mu kunoonyereza.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sud1 220x290

Abaliko obulemu babagabudde ebya...

Abaliko obulemu babagabudde ebya ssava bya Ssekukkulu

Sub1 220x290

Allan Okello awangudde eky'obuzannyi...

Allan Okello awangudde eky'obuzannyi bw'omwaka n'aweebwa Subaru empya ttuku

Tysonfury 220x290

Tyson Fury si waakuzannya Anthony...

Fury agenda kudding'ana ne Deontay Wilder mu February w'omwaka ogujja.

Parma 220x290

ManU etunuulidde musaayimuto wa...

ManU ekyayigga bazannyi banaagizza ku maapu sizoni ejja. Mu kiseera kino eri mu kyamukaaga ku bubonero 24.

2018wolvesceleb32 220x290

Arsenal esabye Wolves olukusa eyogere...

Nuno Espirito yatendekako Valencia eya Spain, FC Porto ne Rio Ave ez'e Portugal nga tanneegatta ku Wolves.