TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Sheikh Mubajje akiise ensingo olw'abantu ababalemesa okutuuka ku pulezidenti

Sheikh Mubajje akiise ensingo olw'abantu ababalemesa okutuuka ku pulezidenti

By Joseph Mutebi

Added 12th June 2018

Sheikh Mubajje akiise ensingo olw'abantu ababalemesa okutuuka ku Pulezidenti

Mub2 703x422

MUFUTI wa Uganda Sheik Ramathan Mubajje akukulumidde akabinja k’abantu abeetolodde  pulezidenti Museveni abalemesa abantu abandyagadde okumutuukirira okubaako kye bamugamba ekiyinza okuyamba okwongera okutwala eggwanga mu maaso.

 “Kibi nnyo enkola eno ey'okutangira buli muntu okutuuka ku Pulezidenti ng’ate muntu wa bantu era mu mbeera eno tugenda kufuba okulaba nga tumutuukaako mu ngeri yonna okumubuulira n’okumuwa amagezi ku mbeera eno egenda mu maaso mu ggwanga mu kiseera kino,” Bwatyo Mubajje bwategeezezza.

Bino Mubajje abyogeredde ku mukolo gw’okusibulula Abasiraamu b’omu Town Council y’e Kyengera ogwategekeddwa meeya waabwe, Hajji Abdul Kiyimba ku kitebe e Nsangi ku Mmande eyayise Mufti Mubajje ng’omugenyi omukulu.

           

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ret2 220x290

Proline esuze bulindaala

Proline esuze bulindaala

Yes3 220x290

Uganda esubiddwa eza Afrika

Uganda esubiddwa eza Afrika

Bok1 220x290

Abeebikonde bayiiseemu kavvu wa...

Abeebikonde bayiiseemu kavvu wa bukadde 60

Mis1 220x290

Ez'amaato bazongeddemu ebirungo...

Ez'amaato bazongeddemu ebirungo

Kip2 220x290

Sheikh Dr. Rashid Semuddu Edduwa...

Sheikh Dr. Rashid Semuddu Edduwa y’okusiibulukuka Allah agyanukulirawo