TOP

Poliisi ezinzeeko amaka ga Nambooze

By Henry Nsubuga

Added 13th June 2018

Poliisi ezinzeeko amaka ga Nambooze

Nab2 703x422

Amaka g'omubaka Nambooze agasangibwa e Nabuti Mukono

Amaka g'omubaka wa palamenti owa Mukono Municipality ,  Betty Nambooze Bakireke poliisi egasazeeko enkya ya leero. Abasirikale abakulembeddwa DPC w'e Mukono, Rogers Sseguya babaggulidde ne bayingira.
 
Kabangali ya poliisi emu y'ekyaliwo nga wonna weebulunguliddwa aba poliisi ne bambega ba poliisi abali mu ngoye zaabulijjo.
 
Embeera eno etuseewo oluvannyuma lw'omwogezi wa poliisi mu ggwanga, Emilian Kayima okufulumya ekiwandiiko nga kiraga nga Nambooze n'abamu ku babaka abalala bwe bakyanoonyerezebwako ku by'obutemu obw'emmundu obwakolebwa ku mubaka wa Arua Munisipalite Ibrahim Abiriga okukubibwa amasasi agaamutta n'omukuumiwe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bg5 220x290

Omwoleso gwa 'Bride and Grom' 2018...

Omwoleso gwa 'Bride and Grom' 2018 gugguddwaawo e Lugogo: Gwakumala ennaku 3

Laba 220x290

Bp. Ssekamaanya akuutidde ab’e...

OMUSUMBA Mathias Ssekamaanya ayimbye Mmisa e Bungereza n’akuutira Bannayuganda ababeerayo okunyweza obumu.

Ltd 220x290

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YATUUSE ...

Bazudde ebipya ku kuttibwa kwa Andrew Felix Kaweesi ebiwuniikiriza. Mulimu ebikyuse mu nnaku 100 Ochola z’amaze...

Whatsappimage20180622at25800pm 220x290

Balaze emibiri mu mwoleso gwa Bride...

Ebyana biwala biraze emibiri ku mukolo gw'okuggulawo omwoleso gwa Bride and Groom ogutegekeddwa Vision Group ku...

Lindwa 220x290

Mulindwa bamuloopedde abazannyi...

VIPERS olwawangudde ekikopo kya Azam Uganda Premier League, abamu ku bazannyi baayo ne bateekawo obukwakkulizo...