TOP
  • Home
  • Agookya
  • BUKEDDE W’OLWOKUBIRI ALIMU BINO BY’OTOLINA KUSUBWA

BUKEDDE W’OLWOKUBIRI ALIMU BINO BY’OTOLINA KUSUBWA

By Musasi wa Bukedde

Added 18th June 2018

Mulimu omuserikale eyeesowoddeyo okulumiriza Kayihura ku bya Kaweesi. Muninkini wa Kaweesi gwe baakwata bamutaddeko amacupa ng’ali bubi.

Kola 703x422

Mulimu omuserikale eyeesowoddeyo okulumiriza Kayihura ku bya Kaweesi.     Muninkini wa Kaweesi gwe baakwata bamutaddeko amacupa ng’ali bubi.   

 Tukuleetedde ensonga ezivuddeko akulira Poliisi, Okoth Ochola okulagira abaserikale bonna okuddamu okubalibwa.     

Mu Ssenga: Tukulaga obunkenke obubeerawo ng’omusajja ayanjulira mukazi we omwana gw’azadde ebbali.

Omukugu akulaga bw’osobola okukikola ne musigala mu mirembe awaka. Byonna mu Bukedde w’Olwokubiri.       

Mu Byemizannyo: Sadio Mane alaze obukodyo bwe baleese okwang’anga Poland mu kaweefube w’okutaasa Afrika  obutafuuka bakimpe nkyekubire mu mpaka za World Cup.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

3f74e568a3684a1eac5d6d555644365318 220x290

Magufuli alagidde abaddukanya ekidyeri...

OMUWENDO gw’abantu abaafiiridde mu kidyeri mu nnyanja Nnalubaale gwongedde okulinnya! Pulezidenti wa Tanzania John...

Sevo 220x290

Ab'e Rubirizi basabye Museveni...

ABAKULEMBEZE b’omu disitulikiti y’e Rubiriizi basabye Pulezidenti Museveni okukoma ku bajaasi ba UPDF okukendeeza...

Budgetkasaijaweb 220x290

Bawera kusimbira kkuuli enteekateeka...

ABABAKA ku kakiiko ka palamenti akavunaanyizibwa ku byobulimi bawera kusimbira kkuuli enteekateeka z’okuyisa embalirira...

Kola 220x290

Mukolerere obukadde bwammwe - Minisita...

MINISITA omubeezi ow’ebyenguudo Gen. Edward Katumba Wamala akubirizza abantu okukolerera obukadde bwabwe nga bakyalina...

42312484102150760182472974931861717081653248n 220x290

Bobi Wine eby’okutulugunya abantu...

BOBI Wine ne banne eby’okubatulugunya babitutte mu kibiina ky’amawanga amagatte (UN ), era boongedde okukungaanya...