TOP
  • Home
  • Agookya
  • Amagye gakutte DPC w'e Mbarara ku bya Kayihura: Bamuggalidde

Amagye gakutte DPC w'e Mbarara ku bya Kayihura: Bamuggalidde

By Stuart Yiga

Added 18th June 2018

Aduumira Poliisi mu disitulikiti y’e Mbarara, ASP Jafari Magezi akwatiddwa ab’ekitongole ky’Amagye ekya CMI nga kigambibwa nti y’omu ku babadde basajja ba Gen. Kale Kayihura, era ng’abadde amukozesa okumukolera minsoni enkambwe.

Dpcwembararajafarimagyezieyakwatiddwaabacmi 703x422

DPC w'e Mbarara, Jafari Magyezi eyakwatiddwa n'aggalirwa

Aduumira Poliisi mu disitulikiti y’e Mbarara, ASP Jafari Magezi akwatiddwa ab’ekitongole ky’Amagye ekya CMI nga kigambibwa nti y’omu ku babadde basajja ba Gen. Kale Kayihura, era ng’abadde amukozesa okumukolera minsoni enkambwe.

Ono yeegasse ku baserikale abalala abasooka okukwatibwa ebitongole by’Amagye okuli ISO, ekikettera munda mu ggwanga.

Abalala kuliko; Col. Atwoki Ndahura, SCP Joel Aguma, SSP Nixon Agasirwe, SSP Richard Ndaboine, ACP Herbert Muhangi, n’abalala.

Kigambibwa nti Magyezi okukwatibwa kiddiridde okuyimbula Abanyarwanda abaali baasibibwa ku Poliisi y'e Mbarara mu ngeri eyali ey'ekiyita mu lujja.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kazi 220x290

Eyandesa omulimu ansuddewo

NZE Mediatrice Kubwimana 28, nzaalibwa Burundi naye nga mbeera Namugongo Zooni II. Mu 2011, nafuna omulimu gw’obwayaaya...

Civil 220x290

Omukazi atagambwako yali antamizza...

ENNAKU gye ndabidde mu nsonga z’omukwano mpitirivu era nabulako katono okugwenenya.

Funa 220x290

Eyantwala ku yunivasite yanzitattana...

NZE Jennifer Alwoch 26, mbeera ku kyalo, Adyel mu Lira. Bazadde bange bampeererako okutuuka mu S6 naye ssente ezinyongerayo...

Ssenga1 220x290

Lwaki mpulira sirina maanyi ga...

SSENGA mpulira nga sirina bulungi maanyi ga kisajja. Naye bwe neegatta amaanyi ngafuna bulungi naye ndowooza nti...

Ssenga1 220x290

Ensundo ya muganzi wange entiisa...

SSENGA nnina omuwala gwe njagala naye alina ensundo empanvu ku kisambi. Mugamba agende mu ddwaaliro agamba nti...