TOP
  • Home
  • Agookya
  • Muka Kayihura ayogedde ku by’okukwatibwa kwa bba

Muka Kayihura ayogedde ku by’okukwatibwa kwa bba

By Stuart Yiga

Added 18th June 2018

Muka Kayihura ayogedde ku by’okukwatibwa kwa bba

Wa 703x422

Angella Kayihura ku kkono ng'ali ne mikwano gye ku kabaga akamu gye buvuddeko. Ku ddyo kye kiwandiiko ekyafulumiziddwa

Mukazi w’eyali omuduumizi wa Poliisi mu ggwanga, Gen.Kale Kayihura afulumizza ekiwandiiko ng’alambika eggwanga ku bannamateeka be baasazeewo okutambuza ensonga z’omuntu waabwe eyakwatiddwa amagye gye wiiki wedde.

Angella Kayihura mu kiwandiiko ky’afulumizza ategeezezza nti bo nga famire, baalonze bannamateeka ba M/S Kampala Associated Advocates, okutambuza ensonga ezivunaanibwa omuntu waabwe so si bannamateeka ba Evans Ochieng oba Caleb Alaka nga bwe kibadde kirabikira ku mikutu gy’amawulire egimu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sev3 220x290

Museveni agguddewo olusirika lwa...

Museveni agguddewo olusirika lwa NRM

Kab2 220x290

Ababadde bazze okupima ettaka emmotoka...

Ababadde bazze okupima ettaka emmotoka yaabwe bagikumyeko omuliro

Lab2 220x290

Kirya yeesozze "quarter" za Uganda...

Kirya yeesozze "quarter" za Uganda Cup n'okontola

Pop1 220x290

Okusunsula abayizi abagenda mu...

Okusunsula abayizi abagenda mu S5 kuwedde

Lop2 220x290

Ababbi balumbye ebyalo abatuuze...

Ababbi balumbye ebyalo abatuuze ne battako omu