TOP

Zari agenda kusala mpaka za Miss Uganda

By Martin Ndijjo

Added 21st June 2018

Zari Hassan akutudde ddiiru n'aba Miss Uganda okubeera omu ku basazi b'empaka z'omwaka guno

Zarih 703x422

Zari eyalondeddwa okubeera omu ku basazi b'empaka

OLUVANNYUMA lw'okulemererwa okutegeka empaka za Miss Uganda omwaka oguwedde, abategesi bagamba nti bakomyewo na maanyi.

Baleese Zari Hassan okubeera omu ku basazi b’empaka z’omwaka guno nga bagamba nti alina ebisanyizo era kyakulabirako eri nnalulungi gwe banoonya okusinzira ku mulamwa gw’empaka zino ogwa  ‘Obulungi n'ekigendererwa’ (Beauty with a Purpose)

Ng’ayogera ku Zari, Brenda Nanyonjo omutegesi yagambye nti ng’ogyeko okuba nti alabika bulungi, Zari mukyala mukozi, musuubuzi era asobodde okutuuka ku buwanguzi mu byakola ate n’abawala bangi bamutwala nga kyakulabirako.

Ng’ogyeko okusala empaka ez’akamalirizo ezigenda okubeerawo mu August, agenda kubangula n’okubudabuda abawala abanaaba basunsuddwamu okuvuganya.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Coronavirus2 220x290

Engeri Corona gy’akyusizza enkola...

MU kiseera kino buli muntu amaze okuloza ku bulumi bwa Corona. Ebyenfuna by’amawanga gonna bisannyaladde olwa Corona....

Nonya 220x290

Tunoonya abakyala abalina kebeekoledde...

Nneetaaga omukyala omukkakkamu, alabika bulungi, alina empisa okuva ku myaka 18 ne 28 omwetegefu okwekebeza omusaayi....

Lumba 220x290

Ekisenge ky’ekikomera kigwiiridde...

FFAMIRE ya bantu mwenda yasimattuse okufiira mu nju mwe baabadde beebase ekisenge ky’ekikomera kya kalina ebaliraanye...

Baana1 220x290

Byotalina kusuulirira ku mwana...

Omuzadde buli mutendera omwana gw’atuukako mu kukula kwe olina okwogerako naye.

Jjemba1 220x290

Omuyimbi Jjemba landiroodi amugoba...

OMUYIMBI omuto eyavuganya Fred Ssebatta, Vincent Segawa, Silvester Busuulwa, Mathias Walukagga, n’abalala mu mpaka...