TOP
  • Home
  • Buganda
  • Musoosowaze nnyo eby'obulimi n'obulunzi tulwanyise obwavu - Minisita Kiyimba

Musoosowaze nnyo eby'obulimi n'obulunzi tulwanyise obwavu - Minisita Kiyimba

By Ssennabulya Baagalayina

Added 21st June 2018

MINISITA w'ebyamawulire n'abagenyi e Mmengo, Noah Kiyimba asinzidde Lukaya mu Kalungu n'akunga Obuganda okusosowaza ennyo eby'obulimi n'obulunzi nga tebabyesigamizza ku ndowooza z'ebyobufizi wazira okweggya mu lukokobe lw'obwavu.

Whatsappimage20180621at30647pm 703x422

Kiyimba ng'alambuzibwa we bakolera emmere y'embizzi

MINISITA w'ebyamawulire n'abagenyi e Mmengo, Noah Kiyimba asinzidde Lukaya mu Kalungu n'akunga Obuganda okusosowaza ennyo eby'obulimi n'obulunzi nga tebabyesigamizza ku ndowooza z'ebyobufizi wazira okweggya mu lukokobe lw'obwavu.

Kiyimba atadde essira ku bulimi bw'emmwanyi n'agamba nti Buganda eteekwa okuzirima ennyo ate mu bungi okugizza ku mwanjo kwe yali ng'edda.   

N'agamba nti kuno bagatteko obulunzi bw'ebisolo ng'embizzi ate beeyambise obukoddyo bw'abakugu balyoke babifunemu amagoba agannabagaggawaza.   

Bino Kiyimba abyogedde alambuzibwa ekkolero lya Adan Uganda Limited erya Dr. Moses Byansi Kalyango abatabula ebirungo by'emmere y'ebisolo okuli n'ekya Big Pig n'ebirala.   

Kiyimba asiimye Dr. Byandi ne  Bannayuganda abafuddeyo okukyusa obulamu bw'abantu abalala nga babateerawo emirimo mwe baggya ekigulira magala eddiba.

alt=''

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bobipress 220x290

Bobi Wine avumiridde ekya Pulezidenti...

OMUBAKA Robert Kyagulanyi Ssentamu (Bobi Wine) avuddeyo ku ssente gavumenti z’etandise okugabira abavubuka b’omu...

Kusasira2 220x290

Abamu ku bafamire ya Kawuma bakkirizza...

Abamu ku bafamire ya Yasin Kawuma eyattibwa mu mmotoka ya Bobi Wine batuukiridde Catherine Kusasira n’abawa ssente...

Cry1 220x290

Faaza akaabidde ku kituuti ng’asiibula...

ABADDE bwanamukulu w’e Kigo kye Rugazi Fr. Vincent Tumwebaze atulise n’akaaba wakati mu kitambiro ky’emmisa kye...

Mohammedkirumira 220x290

Bazudde amasasi agatta Kirumira...

BAMBEGA abanoonyereza ku baatemula Kirumira bazudde ebimu ku bikwata ku masasi agaakozesebwa mu butemu.

Mukiibi1 220x290

Aba Bukedde basiibye ku poliisi...

Ahmed Mukiibi, Muwanga Kakooza ne Joseph Makumbi be beeyanjudde ku kitebe kya bambega ba poliisi gye baayitiddwa...