TOP
  • Home
  • Agawano
  • Poliisi ekutte munnansi wa Venezuela ng'akukusa enjaga: Bagimusesemezza

Poliisi ekutte munnansi wa Venezuela ng'akukusa enjaga: Bagimusesemezza

By Musasi wa Bukedde

Added 22nd June 2018

Poliisi ekutte munnansi wa Venezuela ng'akukusa enjaga: Bagimusesemezza

Whatsappimage20180622at125936pm 703x422

Rodriguez nga bakumukunguzza okumutuusa ku Poliisi

BYA GODFREY SSEMPIJJA

Poliisi y'oku kisaawe ky'ennyonyi e Ntebe ekutte n'eggaliora omukazi enzaalwa ya Venezuela lwa kusangibwa ng'akukusa enjaga okugifulumya eggwanga. 

Rodriguez Fernandez (24) bamukwatidwa ku kisaawe e Ntebe ku nnyonyi ya Ethiopian Airlines, ebadde eva mu Sao Paulo ekya Brazil ng'edda Nairobi.

Rodriguez yakwatiddwa ku Mmande ya wiiki eno nga 18 June naye ng'alaga talina kintu kyefaananyiriza njaga wabula oluvannyuma lwa Poliisi okwongera okumwekengera,

 Enjaga gye baaasesemezza omukazi Rodriguez

Omwogezi wa poliisi mu Kampala n'emiraano, Luke Owoyesigire akakasizza okukwatibwa kwa Rodriguez n'agamba nti baamuwadde butto agonza olubuto yonna n'agisesema okuva mu lubuto.

Agambye nti omukwate bagenda kumuggulako emisango gw'okkukusa enjaga ekitakkirizibwa mu mateeka.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

3f74e568a3684a1eac5d6d555644365318 220x290

Magufuli alagidde abaddukanya ekidyeri...

OMUWENDO gw’abantu abaafiiridde mu kidyeri mu nnyanja Nnalubaale gwongedde okulinnya! Pulezidenti wa Tanzania John...

Sevo 220x290

Ab'e Rubirizi basabye Museveni...

ABAKULEMBEZE b’omu disitulikiti y’e Rubiriizi basabye Pulezidenti Museveni okukoma ku bajaasi ba UPDF okukendeeza...

Budgetkasaijaweb 220x290

Bawera kusimbira kkuuli enteekateeka...

ABABAKA ku kakiiko ka palamenti akavunaanyizibwa ku byobulimi bawera kusimbira kkuuli enteekateeka z’okuyisa embalirira...

Kola 220x290

Mukolerere obukadde bwammwe - Minisita...

MINISITA omubeezi ow’ebyenguudo Gen. Edward Katumba Wamala akubirizza abantu okukolerera obukadde bwabwe nga bakyalina...

42312484102150760182472974931861717081653248n 220x290

Bobi Wine eby’okutulugunya abantu...

BOBI Wine ne banne eby’okubatulugunya babitutte mu kibiina ky’amawanga amagatte (UN ), era boongedde okukungaanya...