TOP
  • Home
  • Agawano
  • Engeri Kayihura gy'amalako olunaku lwe mu kkomera

Engeri Kayihura gy'amalako olunaku lwe mu kkomera

By Musasi wa Bukedde

Added 26th June 2018

Ensonda zaategeezezza nti ebbanga lye erisinga obunene, Gen. Kayihura asiiba bweru ku lubalaza mu birowoozo ebitagambika wakati mu ba miritale obutamuggyaako liiso nga batunuulira buli ky’akola.

Kalekayihura703422 703x422

Gen. Kale Kayihura

Buli lw’afunako akadde abeera mu kusoma obutabo bwe obubiri; ‘Capital in the 21st century’ akaawandikibwa Thomas Piketty ne ‘The Silk Roads’, akaawandikibwa Peter Frankopan nga bwe bumuggyako ekiwuubalo.

Bw’akoowa okusoma obutabo bwe ng’ayimiriramu okugolola ku magulu kyokka nga tavudde ku lubalaza kubanga aba Miritale tebamukkiriza kusala kisasi ‘ky’enju ye’.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Genda 220x290

Sheikh Muzaata: Kuva dda nga musajja...

SHEIKH NUHU MUZAATA Batte yazaalibwa mu myaka gya 1950 e Bwayise mu Lufula Zooni okumpi ne Kimombasa mu maka g'omugenzi...

Tteeka2 220x290

Baleese etteeka ku kunyumya akaboozi...

GGWE ssebo abadde alowooleza mu bya, ‘omusajja tammwa kantu’, bukukeeredde! Palamenti ereese etteeka mw’osobola...

20128largeimg210aug2012144442107703422 220x290

Ab'e Kibuli boogedde ku bya Kenzo...

Sheikh Abdul Salaam Mutyaba Imaam w’omuzikiti gw’e Kibuli yagambye bakyetegereza ebya Kenzo era bagenda kutuuza...

Kulanna 220x290

Eyali bba wa Kulannama awadde Kenzo...

Eyali bba wa Senga Kulannama n’amugoba, Abdul Lubega, awadde Kenzo amagezi nti byonna by’ayitamu ye (Lubega) bifaanana...

Muza 220x290

Kenzo ategese kulumba Muzaata e...

EDDY Kenzo ategese kulumba Sheikh Nuuhu Muzaata ku muzikiti e Kibuli bw’aba agaanye okwetonda ku by’okumuvvoola...