TOP

BINO BYE BIKULU EBIRI MU BUKEDDE W’OLWOKUNA

By Musasi wa Bukedde

Added 4th July 2018

Bakutte omujaasi abadde agulirira abajulizi mu by’okuttibwa kwa Felix Kaweesi.Boofiisa ba poliisi bonna abaakwatiddwa babatutte ne babaggyako omusaayi bagugeraageranye n’ebyasangibwa we battira Kaweesi.

Genda 703x422

Bakutte omujaasi abadde agulirira abajulizi mu by’okuttibwa kwa Felix Kaweesi.

Boofiisa ba poliisi bonna abaakwatiddwa babatutte ne babaggyako omusaayi bagugeraageranye n’ebyasangibwa we battira Kaweesi.

Mulimu ofiisa akubye abantu 2 amasasi mu Kampala.

Tekulaze katemba eyabaddewo mu kusunsula abagenda okwesimbawo ku bwa ssentebe bwa LC. Byonna mu Bukedde w’Olwokuna.

Mu Byemizannyo: Mulimu obukodyo omutendesi wa Bungereza bwe yeewaanye okuwa abasambi be ku kukuba peneti bw’agamba nti bwe baabawonyezza ekikwa ky’obutatuuka ku luzannya lwa Quarter final mu za World Cup.

Oyo ye Bukedde wo muyizzi tasubwa yanguwa omwekwate ku 1,000/- zokka.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Namatambaga1 220x290

Muwala wa Katikkiro Mayiga agattiddwa...

Muwala wa Katikkiro Mayiga agattiddwa ne kabiite we mu kitiibwa

Kiru10 220x290

Abavubuka mwagale nnyo ensi yammwe...

Abavubuka mwagale nnyo ensi yammwe nga Kirumira bwe yakola - Bobi Wine

Twa 220x290

Museveni agguddewo olutalo oluggya...

PULEZIDENTI Museveni atongozza kaweefube ow’enjawulo agenderera okumalirawo ddala Siriimu omwaka 2030 we gunaatuukira....

Many 220x290

Eyazadde abaana 5 omulundi gumu...

Honoranta Nakato, 44, abaana yabazaalira mu ddwaliro lya Women’s Hospital ,International and Fertility Centre e...

Dpn6kdew0aa2dy 220x290

Putin asuubizza okuyamba Uganda...

PULEZIDENTI wa Russia, Vladimir Putin, akubagizza Uganda olw’okufiirwa abantu abasoba mu 46 abaabuutikiddwa ettaka...