TOP
  • Home
  • Agookya
  • BINO BYE BIKULU EBIRI MU BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA

BINO BYE BIKULU EBIRI MU BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA

By Musasi wa Bukedde

Added 6th July 2018

ISO ekutte yinginiya wa kkampuni y’amasimu ng’atta obujulizi obuluma boofiisa mu by’okutta Andrew Felix Kaweesi.

Wano 703x422

ISO ekutte yinginiya wa kkampuni y’amasimu ng’atta obujulizi obuluma boofiisa mu by’okutta Andrew Felix  Kaweesi.

Tukulaze engeri mwannyina wa Mutabaazi ow’e Lwengo ne banne 3 gye baafiiridde mu kabenje ka mmotoka.

Mulimu obubadi n’ebikuuno ebyabaddewo ng’abantu beewandiisa okuvuganya ku bwassentebe bwa LC.

Mu Akezimbira: Tosubwa okumanya by’olina okwetegereza ng’osengukira mu kitundu ekipya. Byonna mu Bukedde w’Olwomukaaga.

Mu Byemizannyo: Bungereza ne Sweden buli omu awera okukuba munne awaluma. Ttiimu zombi tuzikuteeredde ku minzaani olondeko.

Oyo ye Bukedde wo muyizzi tasubwa yanguwa omwekwate ku 1,000/- zokka.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Aube2 220x290

Aubameyang agugumbudde abakulira...

Kitaawe, Pierre Aubame yazannyirako Gabon emipiira 80 era n’abeerako ne kapiteeni waayo wabula mu makkati ga wiiki...

Mourinho2 220x290

‘Abateebi banjiyeeyo mu maaso ga...

ManU, eyabadde yeesunze obuwanguzi, egudde maliri ne Wolves (1-1), ttiimu eyaakasuumuusibwa okujja mu Premier....

Ony 220x290

Abapoliisi abalabikidde mu katambi...

Poliisi ekutte basajja baayo bana abalabikidde mu katambi nga batulugunya omuvubuka wa 'people power' e Kajjansi...

Cho 220x290

Chozen Blood ayabulidde ekibiina...

Chozen Blood ayabulidde ekibiina kya 'Team No Sleep' agamba ebintu tebitambudde bulungi.

Kirumiranew5 220x290

OKUTTA KIRUMIRA: Basonze olunwe...

AMAGYE geekenneenyezza obujulizi ku kutemula Kirumira ne bagattako ne bye bakung'aanyizza mu bantu abaasoose okukwatibwa...