TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Amagye gagaanye okusaba kwa Kayihura okumusibira mu makaage

Amagye gagaanye okusaba kwa Kayihura okumusibira mu makaage

By Musasi wa Bukedde

Added 11th July 2018

Newankubadde nga Gen. Kale Kayihuta yataddeyo okusaba kwe ng’ayagala bamugondezeemu waakiri bamusibire mu makaage, kigambibwa nti ne gye buli eno, amagye gakyagaanyi okukkiriza okusaba kwe.

Sackedigpkalekayihura 703x422

Kale Kayihura

Abakulu mu magye bagamba nti, emisango egimuvunaanibwa minene nga singa akkirizibwa okutwalibwa e wuwe, kiba kiyinza okutaataaganya eby’okumunoonyerezaako okukyagenda mu maaso.

Gye buvuddeko, omwogezi w’amagye mu ggwanga Brig. Gen. Richard Karemire yategeeza Bukedde nti, Gen. Kayihura gy’ali mulamu bulungi era ng’akyakuumirwa Makindye.

Nti n’obulwadde obumutawaanya busobola bulungi okujjanjabirwa mu kkomera gy’ali.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kazi 220x290

Eyandesa omulimu ansuddewo

NZE Mediatrice Kubwimana 28, nzaalibwa Burundi naye nga mbeera Namugongo Zooni II. Mu 2011, nafuna omulimu gw’obwayaaya...

Civil 220x290

Omukazi atagambwako yali antamizza...

ENNAKU gye ndabidde mu nsonga z’omukwano mpitirivu era nabulako katono okugwenenya.

Funa 220x290

Eyantwala ku yunivasite yanzitattana...

NZE Jennifer Alwoch 26, mbeera ku kyalo, Adyel mu Lira. Bazadde bange bampeererako okutuuka mu S6 naye ssente ezinyongerayo...

Ssenga1 220x290

Lwaki mpulira sirina maanyi ga...

SSENGA mpulira nga sirina bulungi maanyi ga kisajja. Naye bwe neegatta amaanyi ngafuna bulungi naye ndowooza nti...

Ssenga1 220x290

Ensundo ya muganzi wange entiisa...

SSENGA nnina omuwala gwe njagala naye alina ensundo empanvu ku kisambi. Mugamba agende mu ddwaaliro agamba nti...