TOP

Atagwa meekaapu weefunire bbulaasi

By Musasi wa Bukedde

Added 14th July 2018

OMUWALA n’omukyala eyamanyiira okwesiiga meekaapu buli kiseera, kirungi weefunire bbulaasi okusinga okwesiiga ng’okozesa akatambaala oba sipongi.

C700420 703x422

Bbulaasi zino za bika bingi naye nga zisinga kutundibwa mu sseeti.

Mubaamu obutono obukozesebwa nga weesiiga ku maaso, ssaako ennene ezittaanya obulungi pawuda ne mekaapu omulala gw’oba weesiize.

Ekirungi kya bbulaasi tezitera kutereka bucaafu nga bwe kitera okubeera ku butambaala ne sipongi.

Ekirala bbulaasi ettaanya bulungi mekaapu n’terekaamu nkoloboze.

Wabula kirungi osooke oyige okuzikozesa osobole okwekolako obulungi era onyume.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kibowa13webuse 220x290

Abakyala mwekolemu ebibiina mufune...

Abakyala b'e Mukono bakubiriziddwa okwekolamu ebibiina bafune ku ssente za Gavumenti ezitaliiko magoba n'okuwagira...

Acaya1webuse 220x290

Omuyizi akoze mmotoka ne yeewuunyisa...

Omuyizi Francis Ocaya akoze mmotoka ne yeewuunyisa Ababaka ba Palamenti ne bamusuubiza omulimu

Abamukubamusigansimbiabataddemuensimbiokuzimbazikabuyonjongabawayaamunabamukubaanawebuse 220x290

Temusimbira nkulaakulana kkuuli...

Abagirimaani bazimbidde essomero ly'e Ntenjeru kaabuyonjo ey'omulembe

Omulyangogwambabaziogwateeredwaakoebyokoolawebuse 220x290

Ebigambibwa okuba ebyokoola bisasamazza...

Omusaayi ogumansiddwa ku luggi lw'omutuuze nga kuliko ebbaluwa etiisatiisa okufa okumusemberedde bisattizza ab'e...

Abolukiikolwamukonodevelopmentforummdfngabatandiseokukolaemirimugyabwe 220x290

Olukiiko oluyamba Mmeeya okukulaakulanya...

Olukiiko olw'okuyambako Mmeeya w'e Mukono okukulaakulanya ekibuga lusomeseddwa ku nkola y'emirimu gyalwo