TOP
  • Home
  • Agookya
  • BUKEDDE W’OLWOKUSATU AKULEETEDDE EBIKULU BINO

BUKEDDE W’OLWOKUSATU AKULEETEDDE EBIKULU BINO

By Musasi wa Bukedde

Added 17th July 2018

Pulezidenti Trump owa Amerika olulabye emmotoka ya mukulu munne Putin owa Russia ne yeesika. Tukulaze eya Putin by’esinza eya Trump. Mulimu engeri Poliisi gy'ekuttemu Bryan White na lwaki akwatiddwa

Windy 703x422

BUKEDDE W’OLWOKUSATU AKULEETEDDE EBIKULU BINO

Pulezidenti Trump owa Amerika olulabye emmotoka ya mukulu munne Putin owa Russia ne yeesika. Tukulaze eya Putin by’esinza eya Trump.

Mulimu ebibuuzo bye basimbye Kitatta n’awungira mu kkooti.

Mu Ono ye Kampala: Tukulaze ebifo ebisinga okubeera eby’omutawaana mu Kawempe, Bwaise, Kaleerwe, Mulago ne Kawaala ng’eno ababbi, abakubi b’obutayimbwa, bamalaaya n’abakwata abakazi gye bateegera.

Mulimu engeri abadde Town Clerk wa Kira munisipaali gy’alese atemye mu bakulembeze. Byonna mu Bukedde w’Olwokusatu.

Mu Byemizannyo: Arsene Wenger avuddemu omwasi n’ategeeza nti yejjusa emyaka 22 gye yamala mu Arsenal kuba akizudde ng’abadde amala budde.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kap1 220x290

Wawanirira Klezia ya St. Agnes...

Wawanirira Klezia ya St. Agnes Makindye

Lap2 220x290

Otuzimbye mu mulimu gw'ebifaananyi...

Otuzimbye mu mulimu gw'ebifaananyi

Mpa2 220x290

Abavuganyizza mu z'okukyusa embeera...

Abavuganyizza mu z'okukyusa embeera beebugira buwanguzi

Yip1 220x290

Omuzibi wa URA agudde mu bakifeesi...

Omuzibi wa URA agudde mu bakifeesi

Yip1 220x290

RDC, nze ndi kondakita naye ababbi...

RDC, nze ndi kondakita naye ababbi mbamanyi