TOP
  • Home
  • Agookya
  • BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YAFULUMYE DDA NG’ALIMU EBIKULU BINO

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YAFULUMYE DDA NG’ALIMU EBIKULU BINO

By Musasi wa Bukedde

Added 20th July 2018

Kayihura ayatudde abanene abamulwanyisa n’agamba nti baamusiba kuba abalinako bwiino. Mulimu ebizuuse ku muwala omuyizi wa yunivasite y’e Kyambogo eyattiddwa omulambo gwe ne gusuulibwa e Makerere.

Uni 703x422

Kayihura ayatudde abanene abamulwanyisa n’agamba nti baamusiba kuba abalinako bwiino.

Mulimu ebizuuse ku muwala omuyizi wa yunivasite y’e Kyambogo eyattiddwa omulambo gwe ne gusuulibwa e Makerere.

Nga twetegekera ebikujjuko by’amatikkira g’Omutanda eby’emyaka 25 ku nnamulondo, tukulaze lwaki buli Kabaka azimba olubiri olulwe.

Mu Akezimbira tukulaga engeri gy’oyinza okutetenkanya n’okola ssente mu luggya lwo awaka. Byonna mu Bukedde w’Olwomukaaga.

Mu Byemizannyo: Tosubwa ebiri mu katale k’abazannyi mu Bulaaya, Arsenal mw’eteeredde abazannyi 7 ku mudaala ebaggyemu ensimbi okukansa ab’omuzinzi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

3f74e568a3684a1eac5d6d555644365318 220x290

Magufuli alagidde abaddukanya ekidyeri...

OMUWENDO gw’abantu abaafiiridde mu kidyeri mu nnyanja Nnalubaale gwongedde okulinnya! Pulezidenti wa Tanzania John...

Sevo 220x290

Ab'e Rubirizi basabye Museveni...

ABAKULEMBEZE b’omu disitulikiti y’e Rubiriizi basabye Pulezidenti Museveni okukoma ku bajaasi ba UPDF okukendeeza...

Budgetkasaijaweb 220x290

Bawera kusimbira kkuuli enteekateeka...

ABABAKA ku kakiiko ka palamenti akavunaanyizibwa ku byobulimi bawera kusimbira kkuuli enteekateeka z’okuyisa embalirira...

Kola 220x290

Mukolerere obukadde bwammwe - Minisita...

MINISITA omubeezi ow’ebyenguudo Gen. Edward Katumba Wamala akubirizza abantu okukolerera obukadde bwabwe nga bakyalina...

42312484102150760182472974931861717081653248n 220x290

Bobi Wine eby’okutulugunya abantu...

BOBI Wine ne banne eby’okubatulugunya babitutte mu kibiina ky’amawanga amagatte (UN ), era boongedde okukungaanya...