TOP
  • Home
  • Agawano
  • Ababaka ba Buganda abateesezza ne mukeerere n'amwenya

Ababaka ba Buganda abateesezza ne mukeerere n'amwenya

By Kizito Musoke

Added 29th July 2018

Tutunuulidde enteesa y’ababaka abava mu Buganda okuva mu June wa 2017 omwaka ogwokubri ogwa Palamenti ey’e 10 lwe gwatandika okutuuka mu May 2018, omwaka ogwokubri lwe gwakomekkerezeddwa.

Ngandassemujju31 703x422

Omubaka Semuju Nganda owa FDC ne Amelia Kyambadde owa NRM be bamu ku basinze okuteesa mu kabondo k'ababaka ba Buganda

 

Johnson Muyanja Senyonga (Mukono South), ssentebe w’ababaka abava mu Buganda ab’akabondo aka Buganda Caucus yagambye nti mu kiseera kino bawera 108.

Ng’oggyeeko olunaku lwa November 20, 2017 ababaka lwe baakuba akalulu ku ‘Togikwatako’ buli mubaka lwe yalina okuvaamu ekigambo ‘Ye’ oba ‘Nedda’, tukubye ttooci mu ntuula za Palamenti ennene ne tuzuula ababaka Aabasinze bannaabwe okuteesa sinakindi okubakiikirira ku kuteesa.

............................................................Baabano ababaka abatavuddemu kigambo kyonna mu mwaka ogwokubiri mu Palamenti

........................................................................................................................

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omwanangasenaamazzikuluzziwebusemwana 220x290

Ab'e Birinzi balindiridde kulwala...

Kaabuyonjo ze tusima mu musenyu okw'enkuba zibooga kazambi n'ajjula enju zaffe

Img20180823wa0018 220x290

Bobi Wine addizza Poliisi omuliro...

OMUBAKA Robert Kyagulanyi amanyiddwa nga ‘Bobi Wine’ addizza poliisi omuliro ku ky’okugaana abawagizi be okuyisa...

Lampholders3webusenew 220x290

Omulimu gwe nasomerera mwe nayiiyiza...

Nakolerera okuva mu kukozesebwa era mu myaka ena nnali nneekozesa ku mulimu gwe nasomerera.

Funayo1 220x290

Leero mu mboozi z'Omukenkufu tukulaze...

WIIKI ewedde nawandiise ku birime by’osobola okulima n’ofunamu ssente mu nkuba eno etonnya. Ekimu ku bye nakonyeeko...

Wereza 220x290

‘Abakyala mukomye okwetonaatona...

AKULIRA ekibiina ky’abakyala abafumbo mu bulabirizi bwe Namirembe ekya Mother’s Union, Josephine Kasaato akuutidde...