TOP

Omubaka atenderezza Crested Cranes

By Musasi wa Bukedde

Added 31st July 2018

Omubaka atenderezza Crested Cranes

Cak1 703x422

Wonekha

OMUBAKA wa Uganda e Rwanda, Oliver Wonekha, akulisizza Crested Cranes, ttiimu y'eggwanga ey'omupiira gw'abakazi, okuwangula omudaali gwa feeza mu mpaka za 'CECAFA Women Challenge 2018' ezaakomekkerezeddwa ku Lwokutaano. Zaawanguddwa Tanzania.

Wonekha yabayise okumukyalirako era oluvannyuma yabagudde ekyeggulo mu maka ge e Kigali, awabadde empaka zino. ‘Mwazannyisizza bumalirivu ne mutuweesa ekitiibwa era tubeenyumiririzaamu nnyo," Wonekha bwe yategeezezza.

Omukwasi wa Uganda, Ruth Aturo, ye yatutte eky'omuzannyi asukkulumye ku banne mu mpaka zino. Ttiimu era yakyaddeko ku kijjukizo ky’ekittabantu ekyali e Rwanda mu 1994 ne bassa ebimuli ku ntaana z’ekikungo

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Funa 220x290

Square Milez ne Deborah Kandi temwekola...

ABAYIMBI Deborah Nakandi eyeeyita Deborah Kandi ne Kisaakye Micheal Joseph amanyiddwa nga Square Milez ebintu bye...

Baba 220x290

Swengere ne Maama Kalibbala bali...

HUSSEIN Ibanda amanyiddwa nga Swengere ne munnakatemba munne Maama Kalibbala bali luno.

Lap2 220x290

Owoomuluka awerennemba na gwa ttaka...

Owoomuluka awerennemba na gwa ttaka

Siralexferguson1132188 220x290

Aba ManU bampisaamu amaaso - Sir...

EYALI omutendesi wa ManU, Sir Alex Ferguson ayogedde ku mbeera eyali ttiimu ye gy'erimu n'agamba nti ekwasa ennaku....

Lop2 220x290

Bakasukidde ab’e Ntinda ebintu...

Bakasukidde ab’e Ntinda ebintu