TOP
  • Home
  • Amawulire
  • BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YAFULUMYE DDA NG’ALIMU EBIKULU BINO

BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YAFULUMYE DDA NG’ALIMU EBIKULU BINO

By Musasi wa Bukedde

Added 2nd August 2018

Omuyambi wa Kayihura gwe balumiriza mu bya Kaweesi, amagye gamugguddeko emisango 6.

Zaamu 703x422

BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YAFULUMYE DDA NG’ALIMU EBIKULU BINO   

Omuyambi wa Kayihura gwe balumiriza mu bya Kaweesi, amagye gamugguddeko emisango 6. 

Tukulaze engeri Robert Mugabe gy’azzeemu okutabula Zimbabwe. Yeegasse ku booludda oluvuganya Gavumenti n’agaana ebivudde mu kalulu. Basse abantu, bookezza ebizimbe n’emmotoka.   

Mulimu engeri omuvubuka eyabuzaawo omwana w’omuserikale gy’atuuyanyizza abapoliisi nga bamukwata.   

Tosubwa okumanya engeri ebikwekweto ku nvuba embi gye birekedde abavubi ebinuubule kyokka ne bikomyawo ebyennyanja mu nnyanja.

Byonna mu Bukedde w’Olwokutaano.   

Mu Byemizannyo:Tukulaze ebituli ebizuuse mu Arsenal ne Chelsea oluvannyuma lw’okukwatagana mu mupiira gwa International Champions Cup ogwazannyiddwa ku Lwokusatu ekiro.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Paska 220x290

Mukoka asse omukadde

Ekikangabwa kibuutikidde abatuuze ku kyalo Kaliisizo South mu Kalisizo Town Council mu disitulikiti y'e Kyotera,...

Fari1 220x290

Laba amaziga g’essanyu.

Munnakatemba era omuzannyi wa firimu Faridah Ndausi bamukoledde akabaga k'amazaalibwa nga takasuubira, akaabye...

Mbarara City ekutte Nkata ku nkoona...

Brian Ssenyondo akomezeddwawo okutwala Mbarara City mu maaso oluvannyuma lw'okukwata Nkata ku nkoona.

Buloba1 220x290

Blick afunzizza engule y'ezaakafubutuko...

Blick kati abuzaayo empaka za mirundi 2 (Kapeeka ne Boxing day)okulangirirwa nga kyampiyoni w'ezaakafubutuko....

Img3804webuse 220x290

Ekivvulu kya Toto kiri mu ggiya...

Ekivvulu ky'abaana ekya ToTo ekitegekebwa Vision Group kyengedde nga kati olwa December 8 lwe lulindirirwa lwokka...