TOP

BUKEDDE WA SSANDE YAFULUMYE DDA NG’ALIMU BINO

By Musasi wa Bukedde

Added 4th August 2018

Tukulaze ekyabadde e Kololo nga Museveni akoona ddansi ne Bebe Cool n’abadigize mu bifaananyi.Mulimu ensonga lwaki FDC esudde abanene baayo mu palamenti. Katuntu ne Winne Kiiza babatadde bbali, ate Munyagwa ne Nambooze balidde.

Pada 703x422

Tukulaze ekyabadde e Kololo nga Museveni akoona ddansi ne Bebe Cool n’abadigize mu bifaananyi.

Mulimu ensonga lwaki FDC esudde abanene baayo mu palamenti. Katuntu ne Winne Kiiza babatadde bbali, ate Munyagwa ne Nambooze balidde.

Tosubwa obukwakkulizo ebwassidda ku muvubuka eyabadde akwana omubaka wa palamenti oluvannyuma lw’okusimbibwa mu kkooti .

Tukulaze engeri ebyapa okutudde akatale ka Owino gye byasonjoddwa era Kayongo alaze ekiddako. Byonna mu Bukedde ku Ssande.

Mu Byemizannyo:Tukukubidde ttooki mu nsiike ya Man City ne Chelsea nga buli omu awera bwe banaaba battunka mu gwa Community Shield ku Ssande eno.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mot1 220x290

Ababbi babbye nnamba za mmotoka...

Ababbi babbye nnamba za mmotoka e Kyengera ne basaba ssente

Lab1 220x290

GAVANA alabudde abayuza n'okuwandiika...

GAVANA alabudde abayuza n'okuwandiika ku ssente

Lop1 220x290

Minisita ayagala KCCA esse obukwakulizo...

Minisita ayagala KCCA esse obukwakulizo obupya ku baagala okuzimba ebizimbe mu Kampala

Funayo 220x290

Attottodde engeri omuzigu gye yatemye...

OMUKAZI Florence Nannyombi ‘omutujju’ gwe yasikambuddeko omwana we Amos Sekanza ow’emyaka omusanvu n’amutemako...

Gata1 220x290

Omusajja atemyeko abantu 4 emitwe...

OMUSAJJA bwe yatemyeko obulago abantu bana, baasoose kumuyita mulalu. Azzeeyo ku kyalo n’atemako emitwe abalala...