TOP
  • Home
  • Agawano
  • Abaakosebwa okukola olw’e Kagadi baliyiriddwa

Abaakosebwa okukola olw’e Kagadi baliyiriddwa

By Samuel Balagadde

Added 6th August 2018

OMULIMU gw’okukuba kkoolaasi oluguudo oluva e Kyenjojo okuyita e Kagadi okutuuka e Kabwoya kuyingidde ebitundu 42 ku buli 100 ng’abantu 5,757 abaakosebwa bamaze okuliyirirwa.

Uni 703x422

Matovu (ku kkono) ng’annyonnyola.

Yinginiya Alex Otim avunaanyizibwa ku luguudo luno mu kitongole kya UNRA yagambye nti Bbanka y’ensi yonna yasooka n’eyimiriza okulusasulira olw’ensonga z’obutonde bw’ensi kyokka nga kontulakita akola ekisoboka okulaba nga luggwa mu bwangu.

Yagambye nti kkampuni y’Abachina eya Shengli Engineering Construction Group ye yapatanibwa okulukola.

William Matovu akola ku by’okuliyirira abakoseddwa enguudo yagambye nti abantu 16 bokka be bakyabulayo okusasulwa kuba bakyalina enkaayana ku bwannannyini ku ttaka ezikyali mu kkooti.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Thursday991633393 220x290

Abalenzi baleebezza abawala mu...

EKITONGOLE ekivunaanyizibwa ku bigezo mu ggwanga ekya UNEB kifulumizza ebyavudde mu bibuuzo bya PLE ebiraze nti...

105190074ibraronepa 220x290

Zlatan acoomedde Ronaldo: 'Tolina...

ABAALIKO ba Sitta ba Man U batabuse omu n’acoomera munne okweyita kafulu nga talina ttiimu nafu mwe yali azannyidde....

Babuweb 220x290

Abeebikonde beebugira mpaka za...

Ttiimu z'ebikonde ez'enjawulo ziri mu keetalo nga zeetegekera okwetaba mu mpaka za National Boxing Open Championship...

Mugoodaweb 220x290

Bamusaayimuto banattunka mu mizannyo...

Bamusaayimuto e Jinja oluwummula baakulumalako nga basanyufu nga battunka mu mpaka za 'Go Back to School Gala'...

Bampa 220x290

Ekyakonzibya ebikonde bya Uganda...

KIZIBU munnabyamizannyo yenna okukkiriza kati nti omuzannyo gw’ebikonde gwatuusaako Uganda mu kifo ekyokusatu mu...