TOP

Bawawaabidde Gav't ku bya Kayihura

By Musasi wa Bukedde

Added 7th August 2018

ABANTU babiri baagenze mu Kkooti Enkulu eragire amagye okutwala Kayihura mu kkooti oba si ekyo bamuyimbule.

United 703x422

Gen. Kale Kayihura

Okuva Kayihura lwe yakwatibwa nga June 13 okuva ku faamu ye e Lyantonde, akuumirwa mu nkambi y’amagye e Makindye.

Munnamateeka Issa Ogomba n’omuyizi wa yunivasite ya UCU e Mukono, Sarah Rukundo bagamba nti tebalina luganda ku Kayihura naye kino bakikoze ng’abalumirirwa Ssemateeka.

Bagamba nti omuntu akwatiddwa ku musango gwonna talina kusussa ssaawa 48 nga tannatwalibwa mu kkooti.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Pak2 220x290

Mike Mutebi ne Misagga bandibonerezebwa...

Mike Mutebi ne Misagga bandibonerezebwa

Web2 220x290

Ne mu kusoomoozebwa tewava ku Katonda...

Ne mu kusoomoozebwa tewava ku Katonda

Kap1 220x290

Wawanirira Klezia ya St. Agnes...

Wawanirira Klezia ya St. Agnes Makindye

Lap2 220x290

Otuzimbye mu mulimu gw'ebifaananyi...

Otuzimbye mu mulimu gw'ebifaananyi

Mpa2 220x290

Abavuganyizza mu z'okukyusa embeera...

Abavuganyizza mu z'okukyusa embeera beebugira buwanguzi