TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Abakulira essomero lya Kyamparakata tebalinze kukwasibwa bizimbe mu butongole

Abakulira essomero lya Kyamparakata tebalinze kukwasibwa bizimbe mu butongole

By Musasi wa Bukedde

Added 8th August 2018

Abakulira essomero lya Kyamparakata tebalinze kukwasibwa bizimbe mu butongole

Kam1 703x422

Essomero epya erizimbiddwa ssaako ekkadde eribaddewo mu katono

Bya Florence Tumupende

Abakulira essomero lya Kyamparakata ps erisangibwa mu Disisitulikiti y'e Lwengo tebalinze kubakwasa bizimbe byabwe ebyabazimbiddwa olw'embeera embi gye babbade basomesezaamu abaana.

 Omuyizi ng'alaga Kabuyonjo enkadde bwe badde efaanana

Emabegako Bukedde yakuba essomero lino mu mawulire nga basomera mu mbeera mbi nnyo nga tebalina Kabuyonjo, ssaako okusomera mu miti nga ne kasasiro ayiibwa kumpi n'essomero lyabwe.

Ekitongole kya Coton Uganda kibadduukiridde n'ebizimbe ebipya ssaako ne kabuyinjo ez'omulembe okusobola okubayambako okutumbula eby'engigiriza mu Lwengo

 

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ababaka baweze okusimbira etteeka...

ABABAKA ba Palamenti abava mu Buganda bawadde Katikkiro Charles Peter Mayiga obweyamo nti ba kuyimirira n’abalimi...

Kkooti1 220x290

Ogw’ettemu ly’e Seguku gulindiridde...

OMUSANGO gwa Abdul Mukiibi agambibwa okutta Frank Katumba e Seguku ng’amutebereza okwagala mukazi we, Aisha Mubiru...

Kigandaweb 220x290

Omusumba Kiganda avuddeyo ku bya...

OMUSUMBA David Kiganda owa Christian Focus Centre anenyezza gavumenti okusirika obusirisi netebaako ky’ekola ku...

Abazirwanakonabengandazaabwengabakwasaabamagyeempapulazaabwewebuse 220x290

Abadduka mu magye temugenda kusiimibwa...

Abaazirwanako baakusekera mu kikonde oluvannyuma lw'okuwandiisibwa mu ngeri gye bagambye nti ebawadde essuubi okulyaku...

Carbond0023scmyk7034221 220x290

Gav't ereese etteeka eriwera okutunda...

GAVUMENTI ereese etteeka erigenda okuwera okuleeta muno emmottoka enkadde.