TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Gwebakwatidde mu bubbi e Namungoona yekwasa Sitaani

Gwebakwatidde mu bubbi e Namungoona yekwasa Sitaani

By Moses Lemisa

Added 8th August 2018

Gwebakwatidde mu bubbi e Namungoona yekwasa Sitaani

Jub1 703x422

RASHID Katende 29 omutuuze we Namungoona eyagambye nti atunda ngoye mu Owino n’okutuusa kati atenderezza poliisi eyamuwonyezza okuttibwa abasuubuzi b’oku kaleerwe ababadde baagala okumutta nga bamulanga okuyingira edduuka lya mobile money nabbamu emitwalo 50 n’omusobyo.

Christine Nyamwija omukozi kudduuka lya mobile money yategeezezza  abasajja bazze babiri omu n'ayingira munda (katende) omulala nasigala wabweru era Katende olw'afunye omukisa nayisa omukono ku kawunta nabbamu ssente ezisoba mu mitwalo 50  nazikwasa munne nadduka.

Yagasseeko nti  abasuubuzi baamwanguyidde ne bamukwata ne bamukuba era poliisi yagenze okujja okumutaasa ng’amaaso gazimbye.

Katende mu kwewoozaako yategeezezza nti alina omukazi n’abaana babiri era yabadde agenda kubagulira bigere kyokka ku ssimu ye tekwabaddeko airtime n’akyama ku dduuka lya mobile money ne bagamba nti mubbi.

“Kale mugamba nti mubbi naye nange essimu yange abankubye bagitutte kati nabo babbi bye mugamba nti ssente nzibbye n’eziwa munange mulimba ye bwemba nzibye kitegeezza kunkuba “ Katende bwe yategeezezza  , yaguddwako omusango ku Fayiro nnamba SD REF: 28/08/08/2018

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kani4 220x290

Kanye West ne Kim Kardashian baawaanye...

Omumerika Kanye West ne mukyala we Kim Kardashian bacamudde pulezident Museveni.baawaanyi Uganda baagiyise ggulu...

Kab1 220x290

Katikkiro asoomoozezza Stanly Ntangali...

Katikkiro asoomoozezza Stanly Ntangali ku lulimi oluganda

Hib2 220x290

Ab'olulyo olulangira bakoze bulungibwansi...

Ab'olulyo olulangira bakoze bulungibwansi

Kab2 220x290

Desabre ayogeeyoge kati tulinze...

Desabre ayogeeyoge kati tulinze kawoowo

Deb2 220x290

Nneekolera ebigimusa okuva mu muddo...

Nneekolera ebigimusa okuva mu muddo ogunneetoolodde