TOP

Ssemaka akwatiddwa lwa butalabirira mwana

By Paddy Bukenya

Added 8th August 2018

Ssemaka akwatiddwa lwa butalabirira mwana

SSEMAKA abadde atuntuza omwana we owemyaka 9 bamukutte lwa kugaana kumuweerera gattako okumugoba ewaka n’asula mu mwala.

Nabakyala wa Park Village mu Mpigi town council Robinah Nantale mu yakutte ssemaka ono Abdul Ssemmambo lwabutawerera mwana we Isma Kikomeko owe myaka 9 kyoka n'agattako n'okumutuntuza ekyawalirizza omwana okusula mu mwala.

Nantale ategeezezza poliisi nti omwana ono asiiba ayenjeera mu katale ke Mpigi nga anoonya ekyokulya kyokka nga kitaawe waali akola n'asaba poliisi emubonereze olwokugayalirira omwana we.


More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Basawowebuse 220x290

Abasawo bawakanya ekya gavumenti...

Abeekibiina ky'abasawo bawakanyizza ekya Gavumenti okuwola musigansimbi ssente.

Laba 220x290

Muggya wange yanjokya amata n’adduka...

NNEEVUMA ekyantwala mu bufumbo nga nkyali muto kuba ssinga si mukisa gwa Katonda, nandibadde mufu kati. Nze Asiya...

Ssenga1 220x290

Omukyala yagaana okunjoleza

MUKYALA wange buli kintu awaka akikola ng’omukyala ddala naye yagaana okwoza engoye zange era tagolola. Nafuna...

Lamba 220x290

Enkuba be yayonoonedde ebyabwe...

EKIBIINA ky’obwannakyewa kidduukiridde abatuuze b’e Muduuma abaakoseddwa enkuba omwabadde kibuyaga eyasudde amayumba...

Bajaasoomukoabanjaebintuekifsaulwokulira 220x290

Abanja bakoddomi be omutwalo

Omusajja asabye bakoddomi be omutwalo gwe yabawa ng'awasa mukyala we