TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Eyagenze mu ffaamu okubba alemeddemu n'akaaba ng'embuzi

Eyagenze mu ffaamu okubba alemeddemu n'akaaba ng'embuzi

By Musasi wa Bukedde

Added 8th August 2018

Eyagenze mu ffaamu okubba alemeddemu n'akaaba ng'embuzi

Kap1 703x422

Omubbi nga bamukulubbusa

Bya Wasswa Baker Ssentongo

POLIISI ye Lwemwedde ekisangibwa mu Ggombolola ye Masuulita mu Disitulikiti ye Wakiso erwanaganye n’abatuuze be Wabiyinja nga etaasa omuvubuka abadde azze okubba embuzi za Amyuka Town clark we Makindye n'alemera mu faamu ye.

Enock Tumwesigye 23 nga mutuuze we Kiweebwa mu Ggombolala ye Gombe yataasizza poliisi ku batuuze ababadde bagaala okumugajambula oluvannyuma lw’okugenda mu faamu ya amyuka town clark we Makindye Jimmy Mabanja nabbamu embuzi kyokka n'alemeramu.

Omulaalo awuulidde muntu akaaba ng'embuzi ennume ne yebuuza kiki ekikaabya embuzi ku saawa 11:00 ez’okumakya ku Lwokubiri.

Wano yakubye enduulu ezasombodde abatuuze ne bagaala okumukuba era Poliisi yayitiddwa okugya okumutaasa nga kino kyanyizizza abatuuze nebagala okumugya ku Poliisi  naye nebasinza amanyi.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Basawowebuse 220x290

Abasawo bawakanya ekya gavumenti...

Abeekibiina ky'abasawo bawakanyizza ekya Gavumenti okuwola musigansimbi ssente.

Laba 220x290

Muggya wange yanjokya amata n’adduka...

NNEEVUMA ekyantwala mu bufumbo nga nkyali muto kuba ssinga si mukisa gwa Katonda, nandibadde mufu kati. Nze Asiya...

Ssenga1 220x290

Omukyala yagaana okunjoleza

MUKYALA wange buli kintu awaka akikola ng’omukyala ddala naye yagaana okwoza engoye zange era tagolola. Nafuna...

Lamba 220x290

Enkuba be yayonoonedde ebyabwe...

EKIBIINA ky’obwannakyewa kidduukiridde abatuuze b’e Muduuma abaakoseddwa enkuba omwabadde kibuyaga eyasudde amayumba...

Bajaasoomukoabanjaebintuekifsaulwokulira 220x290

Abanja bakoddomi be omutwalo

Omusajja asabye bakoddomi be omutwalo gwe yabawa ng'awasa mukyala we