TOP

Poliisi ekutte babiri ku by'okutta Allen

By Musasi wa Bukedde

Added 9th August 2018

Poliisi ekutte babiri ku by'okutta Allen

Kip2 703x422

Allen Nakiyingi eyattibwa

OMWOGEZI wa poliisi mu Kampala n’emiriraano Luke Owoyesigyire ategeezezza nga bwe baakakwata abantu babiri nga balina kye bamanyi ku musajja agambibwa okutta Allen Nakiyingi abadde omusomesa ku ssomero lya St. Agnes Nursery and Primary School.

Abaakwatiddwa kuliko; Nowerina Namaato 45, abadde yeeyita Maama Kakaire omutuuze w’e Kayunga ne Susan Nalunkuuma omutuuze w’e Matugga. Owoyesigyire yagambye nti mu sitatimenti Namata gye yakoze ku poliisi yategeezezza nti, Julius Kakaire Ssemanda yali mulwadde we era ekiseera ekiwanvu kye yamala ewuwe yali amujjanjaba.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

No Matching Document

Emboozi endala

Basawowebuse 220x290

Abasawo bawakanya ekya gavumenti...

Abeekibiina ky'abasawo bawakanyizza ekya Gavumenti okuwola musigansimbi ssente.

Laba 220x290

Muggya wange yanjokya amata n’adduka...

NNEEVUMA ekyantwala mu bufumbo nga nkyali muto kuba ssinga si mukisa gwa Katonda, nandibadde mufu kati. Nze Asiya...

Ssenga1 220x290

Omukyala yagaana okunjoleza

MUKYALA wange buli kintu awaka akikola ng’omukyala ddala naye yagaana okwoza engoye zange era tagolola. Nafuna...

Lamba 220x290

Enkuba be yayonoonedde ebyabwe...

EKIBIINA ky’obwannakyewa kidduukiridde abatuuze b’e Muduuma abaakoseddwa enkuba omwabadde kibuyaga eyasudde amayumba...

Bajaasoomukoabanjaebintuekifsaulwokulira 220x290

Abanja bakoddomi be omutwalo

Omusajja asabye bakoddomi be omutwalo gwe yabawa ng'awasa mukyala we