TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Abadde y'efudde omusuubuzi n'abba engoye bamuyodde

Abadde y'efudde omusuubuzi n'abba engoye bamuyodde

By Eria Luyimbazi

Added 10th August 2018

Abadde y'efudde omusuubuzi n'abba engoye bamuyodde

Kib1 703x422

Omukyala agambibwa okubba engoye ng'ali ku Poliisi

ABASUUBUZI abakolera mu kaggya ka paaka enkadde bakutte omukazi  ali mu kibinja ky’ababbi  eyefudde asuubula engonye  n'azikweka mu mugugu ng'ayagala kugenda nazo.

Lukia Namutebi omutuuze we Katwe yeyakwatiddwa abasuubuzi oluvannyuma lw’okwefuula eyabadde alonda engoye ez'okugula era olwamaze okuzironda n'eyeefuula n'agezaako okugenda nazo nga tasasude kwe kumulabuukirira mangu ne bamukwata.

Julius Ssekidde nanyini duuka webakwatidde Namutebi yagambye nti  yalabye abakazi babiri  abagenze ku dduuka lye ne befuula abalonda engoye era nga baluddewo nnyo oluvannyuma ne bagenda nga befudde nti tebalina lugoye lwona lwebasiimye kyokka nga balina ekiveera  kye babadde bakutte nga kirimu engeyo ne bamukwata okubumuuza gye yazisuubudde.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kab1 220x290

Katikkiro asoomoozezza Stanly Ntangali...

Katikkiro asoomoozezza Stanly Ntangali ku lulimi oluganda

Hib2 220x290

Ab'olulyo olulangira bakoze bulungibwansi...

Ab'olulyo olulangira bakoze bulungibwansi

Kab2 220x290

Desabre ayogeeyoge kati tulinze...

Desabre ayogeeyoge kati tulinze kawoowo

Deb2 220x290

Nneekolera ebigimusa okuva mu muddo...

Nneekolera ebigimusa okuva mu muddo ogunneetoolodde

Kat2 220x290

Alunda enkoko ez’ennyama n’amagi...

Alunda enkoko ez’ennyama n’amagi weekwate ekirungo kya ‘INTRACO