TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Kadaga agaanye enkyukakyuka ezaakoleddwa pulezidenti wa FDC

Kadaga agaanye enkyukakyuka ezaakoleddwa pulezidenti wa FDC

By Sylvia Zawedde

Added 14th August 2018

SIPIIKA Rebecca Kadaga agaanye enkyukakyuka ezaakoleddwa ekibiina kya FDC gye buvuddeko n'ategeza ababadde abakulira obukiiko bateekeddwa okukola okutuusa ng’ekisanja kyabwe kiweddeko.

Kadaga 703x422

Sipiika Kadaga

SIPIIKA Rebecca Kadaga agaanye   enkyukakyuka ezaakoleddwa ekibiina kya FDC gye buvuddeko n'ategeza ababadde abakulira obukiiko bateekeddwa okukola okutuusa ng’ekisanja kyabwe kiweddeko.

Yategeezezza nti ssemateeka wa Uganda mu kawaayiro 27 alambika nti ababaka ababa balondeddwa okukulira obukiiko obw’enjawulo bateekeddwa okumalo ekisanja kyabwe eky’emyaka 2 n’ekitundu n'abo ababa balondeddwa okukiikirira mu palamenti bateekeddwa okumalako ekisanja eky'emyaka 5.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

No Matching Document

Emboozi endala

Ket1 220x290

Leero mu mboozi z'omukenkufu tukulaze...

Leero mu mboozi z'omukenkufu tukulaze butto wa ovakkeddo gy'ayinza okutasaamu asiriiza entamu ssaako okufuukuuka...

Gwa 220x290

Anoonya omuvubuka ali siriyaasi...

OMWAKA nga gutandika abaana abawala bangi basazeewo okukkakkana era bangi bayigga bavubuka batuufu. Ku bawala 10...

Noonya 220x290

Nnoonya omwami ananjagala n’omwana...

Njagala omwami alina empisa, eyazimba nga mwetegefu okunfunira omulimu n’okugenda ewaffe n’okunjagala n’omwana...

Teba 220x290

Esther weebale kumponya laavu y’abayaaye...

NZE Henry Ssekabo, 26 nkola gwa busuubuzi nga mbeera Kawempe mu muluka gwa Bwaise II, Tebuyoleka Zooni.

Spice 220x290

Maneja Roger ye yamponya okudda...

NG’EBULA ennaku mbale okutuuka ku konsati ya Spice Diana etuumiddwa ‘Spice Diana live concert’ egenda okubeera...