TOP

Muka Bobi Wine alaajanye

By Musasi wa Bukedde

Added 15th August 2018

Muka Bobi Wine alaajanye

Kip1 703x422

Barbie Kyagulanyi.

Barbie Kyagulanyi eggulo yatadde obubaka ku mukutu gwe ogwa facebook n’ategeeza nti Ab’emikwano n’abooluganda mwenna tuli mu kaseera kazibu, nze n’aba famire awaka.

Nga mwenna bwe mumanyi ddereeva waffe baamuttidde mu Arua, ebintu bikyali bizibu. Ssimanyi mwami wange gy’ali n’abantu musanvu be yabadde nabo bonna simanyi bibakwatako.

Amasimu gaabwe gonna tegaliiko era tuli wano mu kutya ku kinaddirira. Mutusabire. Wabula omu ku baabadde ne Bobi Wine ayitibwa Walter Mukaku yategeezezza nti abamagye baawalabanyizza Bobi Wine okuva mu Pacifi c Hotel.

Ensonda zaategeezezza nti ali mu nkambi y’amagye eya Bondo Army Barracks. Kyokka Kayima yagambye nti Bobi Wine yakwatiddwa n’abamu ku babaka era bali mu buduukulu bwa Poliisi

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Deb2 220x290

Omwana eyabuziddwawo asattizza...

Omwana eyabuziddwawo asattizza abazadde

Got2 220x290

Aba bbanka enkulu abaakwatiddwa...

Aba bbanka enkulu abaakwatiddwa bagguddwaako emisango 2

Mim1 220x290

Engeri muwala wa Mirundi gye yafudde...

Engeri muwala wa Mirundi gye yafudde ng’azaala

Pop1 220x290

‘Poliisi yaakazuula emmundu ssatu...

‘Poliisi yaakazuula emmundu ssatu

Kat1 220x290

Eyasse owa Mobile Money bamukutte...

Eyasse owa Mobile Money bamukutte amasasi ne gavuga