TOP

Ekitabo ky'omugagga Ham kifuuse ensonga

By Musasi wa Bukedde

Added 15th August 2018

Ekitabo ky'omugagga Ham kifuuse ensonga

Mis1 703x422

Ekitabo ekyawandiikiddwa Hamis Kiggundu nga bwekifaanana

EKITABO ekyawandiikibwa omugagga Hamis Kiggundu amanyiddwa nga Ham kifuuse ensonga nga buli akisomako yewuunya Ham obwongo bweyakozesezza ng'akiwandiika.

Ekitabo kino kiyitibwa SUCCESS AND FAILURE: BASED ON REASON AND REALITY

Mu kiseera kino Ham agamba nti ekitabo kino kimaze okuba nga kituuka mu bantu ab'enjawulo omuli ababaka ba Palamenti, amaterekero g'ebitabo ag'enjawulo ssaako n'amatendekero agawaggulu.

Yakituumye SUCCESS AND FAILURE: BASED ON REASON AND REALITY

era nga mwe abali ebweru w'eggwanga mu kisange wano;

https://www.amazon.com/SUCCESS-FAILURE-BASED-REASON-REALITY-ebook/dp/B07GF482FN/ref=mp_s_a_1_2?ie=UTF8&qid=1534335750&sr=1-2&keywords=Hamis+Kiggundu

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

3f74e568a3684a1eac5d6d555644365318 220x290

Magufuli alagidde abaddukanya ekidyeri...

OMUWENDO gw’abantu abaafiiridde mu kidyeri mu nnyanja Nnalubaale gwongedde okulinnya! Pulezidenti wa Tanzania John...

Sevo 220x290

Ab'e Rubirizi basabye Museveni...

ABAKULEMBEZE b’omu disitulikiti y’e Rubiriizi basabye Pulezidenti Museveni okukoma ku bajaasi ba UPDF okukendeeza...

Budgetkasaijaweb 220x290

Bawera kusimbira kkuuli enteekateeka...

ABABAKA ku kakiiko ka palamenti akavunaanyizibwa ku byobulimi bawera kusimbira kkuuli enteekateeka z’okuyisa embalirira...

Kola 220x290

Mukolerere obukadde bwammwe - Minisita...

MINISITA omubeezi ow’ebyenguudo Gen. Edward Katumba Wamala akubirizza abantu okukolerera obukadde bwabwe nga bakyalina...

42312484102150760182472974931861717081653248n 220x290

Bobi Wine eby’okutulugunya abantu...

BOBI Wine ne banne eby’okubatulugunya babitutte mu kibiina ky’amawanga amagatte (UN ), era boongedde okukungaanya...