TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Bobi Wine ayogedde ku ngeri gye baamukuttemu: Akyali mu mbeera mbi

Bobi Wine ayogedde ku ngeri gye baamukuttemu: Akyali mu mbeera mbi

By Musasi wa Bukedde

Added 17th August 2018

" Akawungeezi ka Mmande nnabadde mu kisenge kya wooteeri mwensula ne mpulira abantu nga bagamba ggulawo kyokka ne ng'aana. Wabula baafunye engeri gye bamenyamu oluggi ne bayingira munda. Nnawanise emikono mu bbanga okwewaayo kyokka kyokka ne banjiikira ne bankuba kumukumu awo ssazaamu kutegeera bigenda mu maaso okutuusa lwe bantuusizza e Gulu ne ndyoka nzira engulu.

Bobiwineatmagere 703x422

Loodi Meeya wa Kampala, Erias Lukwago omu ku bakkiriziddwa okulaba ku Bobi Wine mu kkomera e Makindye ategeezezza nti agezezzaako okwogera ne Bobi Wine naye ebigambo tebivaayo bulungi olw'embeera gy'alimu.

" Akawungeezi ka Mmande nnabadde mu kisenge kya wooteeri mwensula ne mpulira abantu nga bagamba ggulawo kyokka ne ng'aana. Wabula baafunye engeri gye bamenyamu oluggi ne bayingira munda. Nnawanise emikono mu bbanga okwewaayo kyokka kyokka ne banjiikira ne bankuba kumukumu awo ssazaamu kutegeera bigenda mu maaso okutuusa lwe bantuusizza e Gulu ne ndyoka nzira engulu.

Lukwago ategeezezza nti Bobi Wine tasobodde kwogera bisingawo olw'embeera gy'alimu.

Aba famire baababdde bagenze n'omusawo waabwe kyokka aba 'miritale' ne babategeeza nti abasawo baabwe bamukolako bulungi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kab2 220x290

Mukendeeze ku tulo musobole okweggya...

Mukendeeze ku tulo musobole okweggya mu bwavu-Museveni

Lab2 220x290

Wali muyigiriza ow'ekisa

Wali muyigiriza ow'ekisa

Lip2 220x290

Okufa kwa Namirimu kwatufumise...

Okufa kwa Namirimu kwatufumise nga ffumu

Tip2 220x290

Bannange nze siri mulogo ebyawongo...

Bannange nze siri mulogo ebyawongo bye bintawaanya

Kid2 220x290

Ono muzeeyi omwenge aguyodde nga...

Ono muzeeyi omwenge aguyodde nga bijanjaalo