TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Racheal Ruto asabidde abavubuka emirembe n'okulwanyisa obwavu

Racheal Ruto asabidde abavubuka emirembe n'okulwanyisa obwavu

By Moses Kigongo

Added 20th August 2018

Racheal Ruto asabidde abavubuka emirembe n'okulwanyisa obwavu

Mu1 703x422

Racheal Ruto ng'ali n'omusumba Kayanja

MUKYALA w'omumyuka w'omukulembeze w'eggwanga lya Kenya Rachel Ruto asabide abavubuka ba Uganda omukisa okusobola okuvvunuka okusoomozebwa kwe bayitamu ensangi zino.

Bino bibade ku kkanisa ya Lubaga Miracle Center gye yeetabidde mu kusaba okukulembedwa paasita Robert Kayanja.

Mu bimu ku bye basabide mubademu, ebbula ly'emirimu,ebikolwa by'obumenyi bw'amateeka n'okubeera abawulize eri bazadde baabwe era n'abasaba okwekwata Katonda okusobola okutuukiriza ebintu byona byebabasabidde. 

Ono era abawade amagezi akwetandikirawo emirimu okusobola okuvunuka obwavu obukudde  ejjembe mu ggwanga.

Ono abadde n'eyaliko pulesidenti w'eggwanga lya Central African Republic Francois Boziza wamu ne mukyalawe abeebaziza Kayanja olwokubasabiranga buli lwe bafuna okusoomozebwa okwenjaulo mu mawanga gaabwe.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kakozaemmotokazeazilabiriraokusikirizabakasitomawebuse 220x290

Mmotoka enkadde mwe nkola ssente...

Wazir Kakooza alaga lwaki omuntu yeetaaga kuyiiya kyokka okukola ssente mu kifo ky'okunoonya emirimu.

Miss 220x290

Abavuganya mu mpaka za Miss Uganda...

Abawala 22 abavuganya mu mpaka za Miss Uganda battunse mu mpaka z'okwolesa talanta

Eyeclinicwebuse 220x290

Kw'olabira amaaso ageetaaga okujjanjabwa...

Kebeza amaaso go buli mwaka okutangira obuzibu okusajjuka ssinga gabeera malwadde

Img20190718132844webuse 220x290

Abakyala mukole ebiraamo okutangira...

Abakyala muve mu kwezza emabega mukole ebiraamo okuwonya abaana bammwe okubbibwa n'obutafuna mu ntuuyo zammwe

Bala3 220x290

Abaabadde ne Prince Omar ng'akwata...

OMUYIMBI amanyiddwa nga Prince Omar bwe yabadde akola vidiyo ye abaamuwerekeddeko baalidde emichomo gyennyama kw'ossa...