TOP

Ragga Dee temumuzaaza emize!

By Musasi wa Bukedde

Added 24th August 2018

Ragga Dee temumuzaaza emize!

Lip2 703x422

OMUYIMBI Ragga Dee (ow’ebiviiri akutte akazindaalo) katono ebyana bimuzaaze bwe byamulumbye ku siteegi ne bizina naye amazina agalimu okumusoomooza.

Waliwo eyazinye ng’okutu akutadde ku fulaayi y’empale nga bw’akyusa akuteeka ne ku lubuto ate omulala n’amukulukuunyaako ekyensuti olwo abaabaddewo ne batandika okusaasira Ragga Dee eyakazibwako erya Jjajja w’Abayimbi.

Amanyi omukulu ono eyabakubidde obuyimba bwe obw’edda okwabadde Nkooye obupangisa, Ndigida ndigida, Balalu, Empeta, Mbawe, Palamenti yange n’endala.

Yabadde ne Chance Nalubega (ku kkono akutte akazindaalo) mu kivvulu kye baatuumye Ekikadde mu bbaala ya Amnesia mu Kampala.

Nalubega yayimbye yeekola obusolosolo, okuzina amazina agaatabudde abavubuka n’okusomesa Olujamaica. Abadigize abaalabye Ragga Dee ng’atandise okutta ku maaso bazze mu kugamba nti kino kye tuliko kika.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mala1 220x290

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA AFULUMYE...

Mulimu abayizi 5 abasinze mu buli ssomero mu disitulikiti ez’enjawulo. Tukugattiddeko n’ebifaananyi byabwe nga...

Morning 220x290

Obulamu bw’okweyombekera kkoyi...

OBULAMU obw’omu bumenya! Bayibuli ekirambika nti ekitonde ekisajja kineegattanga n’ekitonde ekikazi ne bakola obufumbo...

Ssenga1 220x290

Bakwana batya?

Ekizibu kye nnina kya nsonyi ate nga ndi muvubuka wa myaka 21. Ntya n’okugamba ku muwala yenna. Ssenga nsaba kunnyamba...

Yaga 220x290

‘Muntaase puleesa egenda kunzita...

MUSAJJA mukulu Ssaalongo Vincent Kigudde 78, awanjagidde akakiiko akabuuliriza ku mivuyo gy’ettaka kamuyambe ku...

Nyanzi 220x290

Dr. Stella Nyanzi alemedde e Luzira...

Dr. Stella Nyanzi ajeemedde ebiragiro bya kkooti bw’agaanye okulinnya bbaasi y’abasibe emuleeta ku kkooti nga bwe...