TOP

Muwala wa Maama Fiina alina ggaamu mu ngalo?

By Musasi wa Bukedde

Added 27th August 2018

Muwala wa Maama Fiina alina ggaamu mu ngalo?

Jak1 703x422

FIINA muwala wa Maama Fiina aludde ng’atambula naye nga n’oluusi yamukwatira ensawo omubeera omusimbi gw’agabira abantu. Era bangi balina endowooza nti naye omutima guno gwamuyingira nga n’abamu balowooza nti bwe bamusanga mu kivvulu nga bakubira ab’eka okuyiwa amazzi g’akawunga.

Owoolugambo waffe atugambye nti kazannyirizi eyeeyita Ssenga Ssebanga yamusanze mu kivvulu ekimu ku Georgina Gardens e Lubya kyokka byamusaliddeyo. Olwatuuse ku siteegi n’atandika okumuwaana ng’alowooza anaavaayo gyali. Yakanze kweyogeza nga tamunyega okutuusa lwe yeesitudde n’agenda waali.

Fiina yeekuttekutte n’aggyayo 5,000/- ze yamusimbye. Kyokka waliwo abaamuwolerezza nga bagamba nti maama we okuba omugagga tekitegeeza nti naye alina ssente z’okugabira buli muntu amusala mu maaso ate n’ekirala muwala muto akyezimba

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lab2 220x290

Engeri gy’olina okwewala okuferebwa...

Engeri gy’olina okwewala okuferebwa ku ttaka n’okufi irwa ebyobugagga byo

Hab1 220x290

Taata n’omwana bafudde lumu;Omu...

Taata n’omwana bafudde lumu;Omu bamuziise mu ntaana ya People power omulala mu ya NRM

Kab1 220x290

Dokita eyabuze akwasizza omusawo...

Dokita eyabuze akwasizza omusawo

Broronnie1 220x290

Bro. `Ronnie Mabakai alagudde bannabyabufuzi:...

OMUSUMBA Ronnie Mabakai owa ETM Church esangibwa ku Salama Road e Makindye ne Holy City e Bwerenga azzeemu okulagula...

Komerera4webuse 220x290

Abaana bazannye okufa kwa Yesu...

Abaana bazannya olugendo lw'okufa kwa Yesu ne beewuunyisa abantu e Masajja