TOP

Ekinyonyi kikubye muzeeyi bbusu...

By Musasi wa Bukedde

Added 27th August 2018

Ekinyonyi kikubye muzeeyi bbusu...

Reb2 703x422

HOOO...kino ekinyonyi tekisaaga. Kirabirizza omusajja ng’ava okufuna amasala agenda okutuula mu kifo ne kimukuba bbusu. Kimubbyeko ekifi ky’enkoko ne kidduka ne kireka muzeeyi ng’atunudde ebikalu ne ssupu n’emmere okumusammukira ku ssuuti ye.

Atuwadde eggulire lino atugambye nti ekifo omukolo we gwabadde waliwo emiti mingi ng’ekinyonyi kino we kyabadde kiteegedde.

Olwalabye muzeeyi ng’akumba n’essowaani okuli agafi g’enkoko ne kimanya nti ddungu ayizze bwe kityo ne kikola olulumba mutasubwa nga bw’olaba mu bifaananyi waggulu. Mu kifaananyi ekisooka nga kamunye erumbye ate ekyokubiri ng’egudde mu ssowaani ya muzeeyi ebulawo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kambale1 220x290

KCCA etandika ne Soana, Villa ne...

Okusinziira ku nsengeka ya liigi eno eyafulumiziddwa Bernard Bainamani agikulira eggulo, bakyamipiyoni ba sizoni...

Newsengalogob 220x290

Ayagala tuddiηηane

WALIWO omusajja twali twagalana n’awasa omukyala omulala ne bazaala n’abaana naye kati yakomawo gyendi nti ayagala...

Newsengalogob 220x290

Sikyafuna bwagazi kwegatta

Naye ng’omwami wange alina abakyala abalala basatu nze takyanfaako era agamba nti abakyala abalala bamusanyusa...

Newsengalogob 220x290

Lwaki abasajja abamu tebaagala...

LWAKI abasajja abamu tebaagala bakazi oba muwala aliko embuzi?

Lovelies 220x290

Ebisoomooza ku mitendera egy’enjawulo...

ABAMU basala magezi ga kubuvaamu, sso ng’oyo atannabufuna asiiba asaba n’okwegayirira Lugaba amufunire omutuufu....