TOP

Akawale okutoberera wakati tebuba bulwadde

By Musasi wa Bukedde

Added 28th August 2018

Akawale okutoberera wakati tebuba bulwadde

Hib2 703x422

DR. Vanessa MacKay, nga yakuguka mu nsonga z’abakyala (Gynaecologists) agambye nti empale y’omukazi okutoberera wakati tebuba bulwadde.

Yagambye nti mu butonde ebbakuli y’omukyala erina amazzi g’eteekeddwa okufulumya okulwanyisa obuwuka obuba buyinza okwagala okugirumba, engeri gye yakula ng’ensalika. Era yagambye nti wabula abakyala basaana okwegendereza enjawulo wakati w’amazzi gano nti go gaba tegawunya ng’ago agayinza okuba nga gazze lwa bulwadde.

Yagambye nti ekintu ky’obuwale bw’abakazi okutoberera kitera oluusi okuleeta entalo mu baagalana ng’omusajja alowooza nti omukazi ava kwenda. Wabula kino teyakigaanyi naye n’awa abasajja amagezi nti basookenga kwetegereza.

Yagambye era nti okutoberera kuno kutera nnyo okuleetera empale z’abakazi okukuusiira wakati awo. Era n’agamba nti abasajja baabwe balemenga kutwala bakazi bano nti baba bacaafu empale okutuuka okukuusiira, wabula nti tekyewalika. Wano we yaweeredde abasajja amagezi okuguliranga abaagalwa baabwe obuwale buno mu bungi basobole okubukyusa emirundi emingi okwewala okukuusiira amangu naddala wakati.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Yop2 220x290

Production beetisse ekyemizannyo...

Production beetisse ekyemizannyo mu Vision Group

Nan1 220x290

OLuyimba lwa tukiggale lutabudde...

OLuyimba lwa tukiggale lutabudde Carol Nantongo ne Racheal Namiiro

Seb2 220x290

Leero mu mboozi y'omukenkufu tukulaze...

Leero mu mboozi y'omukenkufu tukulaze engeri gy'oyinza okukozesaamu butto w'ekinzaali okulwanyisa alaje

Kab3 220x290

Ebyabaddewo ng'aba Poliisi bagobwa...

Ebyabaddewo ng'aba Poliisi bagobwa mu palamanti

Fub2 220x290

Entalo ezibadde mu ssomero ery'ayidde...

Entalo ezibadde mu ssomero ery'ayidde e Rakai