TOP

Alumbye muggyawe n’amwokya amabeere

By Musasi wa Bukedde

Added 28th August 2018

POLIISI mu disitulikiti y’e Mayuge ekutte n’eggalira Fatumah Nabirye mukyala wa Yasin Bamulesewo abatuuze mu ddwaaliro Zooni e Mayuge oluvannyuma lw’okwokya muggya we Joan Namatovu asula mu Tse-Tse Zooni n’amuleka ng’abambuse olususu.

Pat 703x422

Akulira poliisi y’e Mayuge Kenneth Ahimbisibwe agamba nti, Nabirye yalumbye muggyawe n’abunduggulira amata ge yabadde afumba n’agezaako okudduka ne bamukwata.

Nabirye yayokezza Namatovu kubanga abadde amuwulira nti bbaabwe yamuganza kyokka nga tamumanyi.

Ahimbisibwe agambye nti Nabirye baamugguddeko omusang

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Jescaachan 220x290

Atendeka ey'okubaka mumativu

She Cranes eri mu mpaka za Afrika e South Afrika era ebadde ekolerera waakiri emalire mu kifo ekyokusatu.

Kiragga 220x290

Bakutte abavubuka mu kikwekweto...

Poliisi y'e Nabweru ekoze ekikwekweto mweyoledde abavuvuba abawerako nga kigambibwa nti bandiba nga bamenyi b'amateeka....

Vipersbul1 220x290

Vipers ewangudde n'erinnya ku ntikko...

Obuwanguzi Vipers bw'efunye ku BUL, bugiyambye okulinnya ku ntikko ya liigi ya Uganda.

Asiimwejpgnnn 220x290

Laavu mukyala wange gy'ampa endeeta...

Nze ne mukyala wange twasisikana Kyenjojo oluvannyuma ne tukola obufumbo. Buno tubumazeemu emyaka 19 n'abaana musanvu....

Ssenjobengakuteekikopoanyonyolaengerigyekyamuweebwamosesnyanzi 220x290

Ekirabo ky'ekijjukizo ky'amazaalibwa...

John Ssenjobe 84, omutuuze ku kyalo Kitegomba mu Town Council ya Kasangati mu disitulikiti ya Wakiso, akyalojja...