TOP
  • Home
  • Agawano
  • Mmotoka eyingiridde akatale n'etta omwana: Maama anyiga biwundu

Mmotoka eyingiridde akatale n'etta omwana: Maama anyiga biwundu

By Musasi wa Bukedde

Added 29th August 2018

OMUKAZI eyafiiriddwa omwana we mmotoka bwe yalemeredde omugoba waayo n’esaabala abasuubuzi ku Kaleerwe, apooca.

Uni 703x422

Turyahebwa ku kitanda ng'akyajjanjabibwa. Ku kkono, ye ye mwana we eyafudde.

Bino byabaddewo wiiki ewedde ku luguudo lw’oku Kaleerwe mmotoka ekika kya Canter bwe yasaabadde abasuubuzi n’etta omwana wa Mai Turyahebwa 25, ow’e Makerere Kavule mu Kiggundu zooni e Kawempe ng’ono yalumiziddwa n’abalala basatu.

Omwana Jeremiah Ssengendo ow’emyezi etaano ye yafudde. “Nabadde nva kugula bintu mu katale ku Kaleerwe nga nsitudde omwana wange kwe kuwulira ekintu ekinkoona emabega ng'enda okuddamu okutegeera nga ndi mu ddwaaliro e Mulago nga bahhamba nti mmotoka yakoonye abasuubuzi nange n’entwaliramu era omwana wange n’afiirawo, ” Turyahebwa bwe yategeezezza.

Yagasseeko nti omwana yaziikiddwa e Masaka ku kyalo Butale Kaddugala. Turyahebwa yafunye ebiwundu ku mabeere ne ku vviivi.

Ddereeva wa mmotoka yatwaliddwa ku poliisi e Wandegeya.

Okuzimba akatale k’e Mbarara kukwajja

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kleziabobi1 220x290

Bobi Wine atutte famire mu Klezia...

Bobi Wine agenze mu Klezia e Gayaza n’agamba nti agenda kuttukiza okuwakanya omusolo gwa ‘Mobile Money’ kubanga...

3f74e568a3684a1eac5d6d555644365318 220x290

Magufuli alagidde abaddukanya ekidyeri...

OMUWENDO gw’abantu abaafiiridde mu kidyeri mu nnyanja Nnalubaale gwongedde okulinnya! Pulezidenti wa Tanzania John...

Sevo 220x290

Ab'e Rubirizi basabye Museveni...

ABAKULEMBEZE b’omu disitulikiti y’e Rubiriizi basabye Pulezidenti Museveni okukoma ku bajaasi ba UPDF okukendeeza...

Budgetkasaijaweb 220x290

Bawera kusimbira kkuuli enteekateeka...

ABABAKA ku kakiiko ka palamenti akavunaanyizibwa ku byobulimi bawera kusimbira kkuuli enteekateeka z’okuyisa embalirira...

Kola 220x290

Mukolerere obukadde bwammwe - Minisita...

MINISITA omubeezi ow’ebyenguudo Gen. Edward Katumba Wamala akubirizza abantu okukolerera obukadde bwabwe nga bakyalina...