TOP
  • Home
  • Buganda
  • Poliisi ekubye amasasi okukwata mmotoka ebadde ekukusa amafuta

Poliisi ekubye amasasi okukwata mmotoka ebadde ekukusa amafuta

By Musasi wa Bukedde

Added 3rd September 2018

Ebidomola 10 bye bikwatiddwa nga kigambibwa nti babadde bagabbye ku ssundiro erimu e Luweero.

Matugga15 703x422

Emmotoka egambibwa okukozesebwa okukukusa amafuta amabbe.

 

POLIISI y’e Matugga ekubye amasasi mu mmotoka ebadde ekukusa amafuta ng’egaleeta e Kampala.

Emmotoka eno ekika kya Noah nnamba UAN O89Y ebadde eva Luweero ng’edda Kampala nga poliisi ezze egirondoola okuva e Luweero wabula  bwe baatuuse e Matugga n’ekwata eridda mu bitundu by’e Kasangati kwe kugiyimiriza ddereeva n’agaana okuyimirira ng’akitegedde nti bamulondoola n’ayagala okudduka, poliisi kwe kukuba amasasi. Ddereeva ayimiridde n’avaany n’adduka.

Ebidomola 10 bye bikwatiddwa nga kigambibwa nti babadde bagabbye ku ssundiro erimu e Luweero.

Wabula poliisi egaanyi okubaako ky’eyogera ku nsonga eno.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Leb2 220x290

Emmotoka mwe ntambulira etuuse...

Emmotoka mwe ntambulira etuuse okunsuza ku kkuno-Bp. Ssebaggala

Pop1 220x290

Aba Poliisi ababadde bavunaanibwa...

Aba Poliisi ababadde bavunaanibwa okutta Kirumira bateereddwa

Pi3 220x290

Apass ajereze Kenzo ne Fik Fameica....

Apass ne Eddy Kenzo bawakana ani asinga okwesala emisono wabaluseewo olutalo lw'ebigambo

Sev2 220x290

Pulezidenti asisinkanye abagagga...

Pulezidenti asisinkanye abagagga abalwanira ebizimbe mu Kampala

Muh1 220x290

Abasuubuzi basattira olw’obukwakkulizo...

Abasuubuzi basattira olw’obukwakkulizo Muhangi bw’abataddeko