TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Olutindo oluggya ku mugga Kiyira e Jinja Luwedde

Olutindo oluggya ku mugga Kiyira e Jinja Luwedde

By Musasi wa Bukedde

Added 3rd September 2018

OMULIMU gw’okulola olutindo oluggya ku mugga Kiyira e Jinja guwedde nga kati kkampuni eyapatanibwa okulukola nate yapatanye endala okukola enguudo eziruyungako eziwerako kkiromita emu buli ludda okuva e Jinja ne Kampala.

Tindo 703x422

Abamu ku babadde ku mulimu gw’okuzimba nga beetegereza olutindo ku mugga Kiyira olwawedde okuzimbibwa.

Omulimu gukoleddwa kkampuni ya Zenitaka Corporation eya Japan nga gwatandika mu 2014 nga lwe lusinga obuwanvu mu mawanga agali mu East Africa.

Lusuubirwa okutongozebwa mu October omwaka guno.

Allen Kagina akulira ekitongole kya UNRA yagambye nti omulimu ogusinga ku lutindio luno guwedde nga kati bali ku mu kukola nguudo ezirweyungako buli luuyi n’okussaawo minzaani epima obuzito bwa mmotoka z’ebyamaguzi ezigenda okuyitako

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Pata 220x290

Babakutte balimira mu kibira ky’e...

OMULAMUZI akulira kkooti ento e Masaka, Deogratious Ssejjemba yeesitudde n’agenda e Kasanje mu ggombolola y’e Kyesiiga...

Mate 220x290

Babakutte balimira mu kibira ky’e...

POLIISI y’e Mpigi ngeri wamu n’abakulira ekitongole ky’eby’ebibira mu ggwanga ekya National Forest Authority (NFA)...

Gano 220x290

Omugagga asenze ebintu bya Klezia...

KLEZIA n’abatuuze abalina ebibanja ku kyalo Nkakwa mu ggombolola y’e Ssi - Bukunja mu disitulikiti y’e Buikwe,...

Wanga 220x290

Obwaddereeva buliko emyaka gy’otolina...

OLUVANNYUMA lw’Omulangira Phillip bba wa Kwiini wa Bungereza, Elizabeth okufuna akabenje ng’avuga mmotoka ku myaka...

Baka 220x290

Emmotoka ezikwamidde ku mwalo e...

MMOTOKA za Bannayuganda ezigwa mu ttuluba ly’ezo ezaawerebwa obutaddamu kuyingira mu ggwanga eziri ku mwalo gw’e...