TOP

Abadde alowoozebwa okusaddaakibwa azuuse

By Eria Luyimbazi

Added 8th September 2018

POLIISI ezudde omwana eyabuze ku bazadde be eyaleeseewo embeera nti yawambiddwa n’asaddaakibwa.

Wanu 703x422

Sulea Khatundi akulira ofiisi y’abaana n’amaka ku CPS ng’aliko byabuuza Kyeyune.

Gideon Kyeyune, 9 yabula okuva ewa kitaawe, Richard Ssejjombwe e Kalagala mu Luweero n’ajja e Kampala ng’anoonya nnyina, Zawudi Namusisi Bakungu abeera mu Lusanja e Mpereerwe.

Omwogezi wa poliisi mu Kampala n’emiriraano, Luke Owoyesigyire yagambye nti Kyeyune yalondeddwa owa bodaboda ku Lwokubiri ku mabbali ng’oluguudo e Mpereerwe n’amutwala ku poliisi ya CPS ne baggulawo fayiro SD: 64/04/09/2018.

Wabula amawulire gaatandise okusaasaana nti yandiba nga yasaddaakiddwa.

Wabula Ssejjombwe ne Namusisi bwe baatuuse ku poliisi ya CPS ne batandika okuwaanyisiganya ebisongovu. Omwana yakwasiddwa nnyina Namusisi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Condomismaelssempumatestimonywebuse 220x290

Enkozesa ya kondomu eneekutangira...

Okwesunga akaboozi ekisusse kiremesezza bangi okukozesa kondomu

Kab2 220x290

Leero mu mboozi z'omukenkufu tukulaze...

Leero mu mboozi z'omukenkufu tukulaze engeri butto w'obusigo bw'amapaapaali gy'akola ku maaso n'embuto ez'esiba...

Kig1 220x290

Akatabo ka Ham kawangudde engule...

Akatabo ka Ham kawangudde engule ey'okubiri

Kabaleeweb 220x290

Kabale Sharp bagikubye ne yeekwasa...

Kabale Sharp eya Big League, ewangudde Water FC, n'esannyalaza emikisa gyayo okwesogga liigi ya babinywera

Hajjathanifakawooya 220x290

Kkooti y'e Sembabule terina kaabuyonjo...

OMUBAKA omukazi owa disitulikiti y’e Sembabule, Hanifa Kawooya, asabye gavumenti okuzimba ekizimbe kya kkooti y’e...