TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Omulambo gwa Kirumira guggyiddwa mu ddwaaliro e Mulago: Mukazi we awanjagidde Gavumenti okukoma ku batemu

Omulambo gwa Kirumira guggyiddwa mu ddwaaliro e Mulago: Mukazi we awanjagidde Gavumenti okukoma ku batemu

By Henry Kasomoko Henry Kasomoko

Added 9th September 2018

Omulambo gwa Kirumira guggyiddwa mu ddwaaliro e Mulago: Mukazi we awanjagidde Gavumenti okukoma ku batemu

Mortuary3 703x422

Taata wa Kirumira, Baker Kawooya Mulaalo ng'ali ne muka Kirumira Mariam Kirumira ku ddwaaliro e Mulago

Omulambo gwa Kirumira guggyiddwa mu ddwaaliro e Mulago wakati mu biwoobe n'okwazirana.

Mukazi we Mariam Kirumira awanjagidde Gavumenti okufaayo okukola okunoonyereza efyulumye lipooti ku nfa ya bba obutafaananako balala abazze battibwa lipooti ne ku ngeri gye battiddwaamu ne zitafuluma.

Asabye Gavumenti nti eveeyo ekomye ettemu erikudde ejjembe mu Uganda kuba abantu ba wansi bangi banyigirizibwa nga tewali ayamba. 

Oluggyiddwa e Mulago omulambo gutwaliddwa butereevu ku muzikiti gwa Kampalamukadde ne gunaggyibwa gutwalibwe mu makaage e Gogonya oluvannyuma gutwalibwe e Mpambire - Mpigi gy'agenda okuziikibwa leero ku Ssande.

alt=''

 

 

 

 

alt=''

 

alt=''

 

 

 

 

 

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Pak2 220x290

Mike Mutebi ne Misagga bandibonerezebwa...

Mike Mutebi ne Misagga bandibonerezebwa

Web2 220x290

Ne mu kusoomoozebwa tewava ku Katonda...

Ne mu kusoomoozebwa tewava ku Katonda

Kap1 220x290

Wawanirira Klezia ya St. Agnes...

Wawanirira Klezia ya St. Agnes Makindye

Lap2 220x290

Otuzimbye mu mulimu gw'ebifaananyi...

Otuzimbye mu mulimu gw'ebifaananyi

Mpa2 220x290

Abavuganyizza mu z'okukyusa embeera...

Abavuganyizza mu z'okukyusa embeera beebugira buwanguzi