TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Lwaki ffe Abasiraamu tutwalibwa ng'ebyana abalala ne batwalibwa ng'abaana?? Twagala bwenkanya - Mufti Mubajje

Lwaki ffe Abasiraamu tutwalibwa ng'ebyana abalala ne batwalibwa ng'abaana?? Twagala bwenkanya - Mufti Mubajje

By Ponsiano Nsimbi

Added 9th September 2018

Lwaki ffe Abasiraamu tutwalibwa ng'ebyana abalala ne batwalibwa ng'abaana?? Twagala bwenkanya - Mufti Mubajje

Whatsappimage20180909at34633pm 703x422

Ekibadde mu kusabira Afande Kirumira ku muzikiti e Kampalamukadde: Mufti Mubajje asabye obwenkanya ku ngeri gye bazze battibwamu ne watabaawo kintu kyonna kikolebwa kukwata abeenyigira mu butemu.

Agambye nti Kirumira abadde n'emisango mu kkooti ya Polisi eno y'engeri gye basazeewo okumusalira omusango? 

Mubajje agambye nti Kirumira abadde muntu mwagazi wa mirembe ate nga mukwano gwa bangi atasosola.

Agambye nti abasse Kirumira bamulanze kwogera mazima n'agamba nti ng'Abasiraamu bafiiriddwa abantu bangi mu mbeera bw'eti.

Akunze Abasiraamu bonna mu Uganda okweyiwa mu muzikiti basabire embeera y'omusaayi oguyiika ng'abasiraamu batirimbulwa awatali ayamba.

lwaki gasvumenti trekomya okuyiwa omusaayi okufuuse baana baliwo nsddali mu basiiramu n'agamba lwaki tewali bwrenkanya mu kitongole ekiramuzi? kyo kya ki? lwaki bo batwalibwa nga ebyana ate abalala ne batwalinbwali nga'baana?

" Ffe Abasiramu bwe tutyo bwe tunaalamulwa na kuyiwa musaayo awatali ayamba?Lwaki Kirumira attiddwa mu mbeera bw'eti?," Mubajje mwe yayogedde mu kusabira omwoyo gw'omugenzi.

 

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Isco 220x290

Isco agenda ku 'kiso'

Abakungu ba Real Madrid baategeezezza nti abasawo beekebezze Isco, ne basanga ng'alina okulongoosebwa mu bwangu...

Mic3webuse1 220x290

Bayiiyizza sigiri eneetaasa obutonde...

Obutonde bw'ensi busaanyiziddwaawo abantu mu kwokya amanda, okutema enku n'ebirala ng'obwetaavu bw'okuyiiya ebintu...

Butwa2 220x290

Babateze obutwa mu busera, omu...

EKIKANGABWA kigudde ku kyalo Katuulo mu ggombolola y'e Kyazanga mu disitulikiti y'e Lwengo omuntu atanamanyika...

Nakiwala 220x290

Nakiwala avuddeyo ku mwana omubaka...

Minisita Nakiwala Kiyingi waakukaka omubaka Onyango okulabirira omwana gwe yasuulawo.

Kambale1 220x290

KCCA etandika ne Soana, Villa ne...

Okusinziira ku nsengeka ya liigi eno eyafulumiziddwa Bernard Bainamani agikulira eggulo, bakyamipiyoni ba sizoni...