TOP
  • Home
  • Agookya
  • BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YAFULUMYE DDA NG’ALIMU EBIKULU BINO

BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YAFULUMYE DDA NG’ALIMU EBIKULU BINO

By Musasi wa Bukedde

Added 13th September 2018

Mulimu obubaka Afande Kirumira bwe yalese awandiise. Tukugattiddeko akasattiro akali mu banene nabo abatidde okuttibwa. Tukulaze n'engeri Bobi Wine gye yattunse ne Ambaasada wa Uganda mu Amerika

Lamba 703x422

Mulimu obubaka Afande Kirumira bwe yalese awandiise.

Tukugattiddeko akasattiro akali mu banene nabo abatidde okuttibwa.

Tukulaze engeri Bobi Wine gye yattunse ne Ambasada wa Uganda mu Amerika ku ttivvi y’omu Amerika.

Mu Sanyuka ne Wiikendi: Mulimu engeri abayimbi gye balwana okusigala ku maapu. Byonna mu Bukedde w’Olwokutaano.

Mu Byemizannyo:Tukulaze engeri Liverpool, Chelsea, ManU, Arsenal ne Spurs gye zeeswanta oluvannyuma lw’eggandaalo.

Yanguwa weekwate Bukedde wo ku 1,000/- zokka.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abr1 220x290

Empaka za ASFAs bazongeddemu ebirungo...

Basereebu beesunga kuwangula ngule mu mpaka z'emisono eza Abryanz Style and Fashion Awards (ASFAs)

Siba 220x290

Leero mu mboozi z'omukenkufu, tukulaze...

EMMWAANYI kyabugagga era bajjajjaffe baazitunda ne bakolamu ebintu eby’enjawulo omwali okusomesa abaana, okugulanga...

Kusasiraserenandijjo32 220x290

Ekyabade mu kivvulu kya Kusaasira...

Ekyabade mu kivvulu kya Kusaasira ku Serena: Museveni ayanukudde Mayinja ku by'oluyimba lwa 'Ebintu bizzeemu'

Cf67bb0a32be4b27bedf0076e8e46208 220x290

Bazannye ffirimu ku ngeri abavubuka...

Ekitongole kya Reach a hand nga kiri wamu n'Omunigeria kafulu mu kuzannya ffirimu Emmanuel Ikubese basabuukuludde...

Teekamu 220x290

Eyanzigya mu ssomero yeegaanye...

NKIZUDDE kati nti eyannimbalimba n’annemesa emisomo yali ayagala kunkozesa nga tanjagala bya ddala.