TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Abakyala n’abavubuka e Wakiso Gavt. ebawadde kawumbi

Abakyala n’abavubuka e Wakiso Gavt. ebawadde kawumbi

By Musasi wa Bukedde

Added 19th September 2018

GAVUMENTI ewadde abakyala n’abavubuka ba Wakiso Town Council mu disitulikiti ya Wakiso ssente z’okwekulaakulanya akawumbi kamu n’obukadde 500.

Twala1 703x422

Ssentebe Sarah Busuulwa ng’ayogerako eri abakyal be Kkona ku Mmande

Kino kiwalirizza abakulembeze mu kitundu kino okutandika okutendeka abatuuze abeegattira mu bibiina ebyenjawulo engeri y’okukozesaamu ssente zino.

Akulira abakyala mu Wakiso Town Council, Sarah Busuulwa yasabye abakyala okubeera abeerufu nga bazifunye baleme kuba bakumpanya n’abawa amagezi okulonda abakulembeze abeerufu.

Avunaanyizibwa ku kusitula embeera z’abantu mu Wakiso Town Council, Emilly Nakyazze yategeezezza nti oluvannyuma lw’okubasomesa bagenda kusunsulamu ebibiina ebirina ebisaanyizo bye bagenda okuwa ssente zino.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Fire1 220x290

Obubenje bwatuze 32 mu wiikendi...

OMUWENDO gw’abantu abaafi­iridde mu bubenje obwaguddewo ku Ssande gulinnye nga baweze 32.

Aniteweb 220x290

Bamafia baagala kunzita - Anite...

MINISTA omubeezi avunaanyizibwa ku bamusiga nsimbi, Evelyn Anite avuddeyo n’alaajana ku bamafia abaagala okumutta,...

Isabirye1 220x290

Mzee Kifansalira owa NRM bamugoba...

KAKUYEGE wa NRM mu Bwaise, Isabirye Musa amanyiddwa nga “Kifansalira” asula ku tebuukye olwa landiroodi we okumulaalika...

Urawebnew 220x290

URA emalidde mu kyakutaano mu za...

URA FC ewangudde Wakiso Giants mu mpaka za Pilsner Super 8

Mustafi000 220x290

Mustafi wa Arsenal agenda

Roma eya Yitale, ye yagala okumuggya mu Arsenal