TOP
  • Home
  • Agookya
  • BUKEDDE W’OLWOKUNA AKULEETEDDE EBIKULU BINO

BUKEDDE W’OLWOKUNA AKULEETEDDE EBIKULU BINO

By Musasi wa Bukedde

Added 19th September 2018

Bobi Wine olusimbudde okuva mu Amerika, abawagizi be ne batandikirawo okujeemera poliisi. Amagye gakutte owa Flying squad ku by’okutta Afande Kirumira. Boogedde ebikankana n’okwerangira mu kuziika Dr. Mugimu, poliisi gwe yaggyako obukadde 700.

Uni 703x422

BUKEDDE W’OLWOKUNA AKULEETEDDE EBIKULU BINO

Bobi Wine olusimbudde okuva mu Amerika, abawagizi be ne batandikirawo okujeemera poliisi.

Boogedde ebikankana n’okwerangira mu kuziika Dr. Mugimu, poliisi gwe yaggyako obukadde 700.

Amagye gakutte owa Flying squad ku by’okutta Afande Kirumira.

Mu Asiika Obulamu: Abakugu balaze endwadde ezitambuzibwa ensawo z’abakyala ez’omu ngalo. Byonna mu Bukedde w’Olwokuna.

Mu Byemizannyo: Omutendesi wa Arsenal alabudde abazannyi be nti tewajja kubeera kusaaga na kwesaasira mu gwa Europa bwe banaaba battunka ne Vorskla.

Yanguwa weekwate Bukedde wo ku 1,000/- zokka.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Oketchinstructinghisstudentswebuse 220x290

Oketch obwavu abugobye na kukola...

Mu kukola fulasika z'embaawo mwe nfuna ssente

Wanikaamaguluwebuse11 220x290

Bw'oyamba omuntu azirise nga tonnamutuusa...

By'olina okukola okuyamba omuntu azirise nga tonnamutuusa wa musawo okumutaasa obuzibu obuyinza okumutuukako

Lan1 220x290

Mbogo ne Kibuli beddizza ez'amasomero...

Mbogo ne Kibuli beddizza ez'amasomero mu Badminton

Gr2 220x290

Abagambibwa okutta owa Mobile Money...

Abagambibwa okutta owa Mobile Money babazizza e Zzana

Hat1 220x290

Ebivuddeko ettemu okweyongera

Ebivuddeko ettemu okweyongera