TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Ekibaddewo ku kudda kwa Bobi Wine okuva ku kisaawe e Ntebe okutuuka e Magere mu makaage

Ekibaddewo ku kudda kwa Bobi Wine okuva ku kisaawe e Ntebe okutuuka e Magere mu makaage

By Martin Ndijjo

Added 20th September 2018

Ekibaddewo ku kudda kwa Bobi Wine okuva ku kisaawe e Ntebe okutuuka e Magere mu makaage

Ntebe18 703x422

Ekibaddewo ku kudda kwa Bobi Wine okuva ku kisaawe e Ntebe okutuuka e Magere mu makaage.

Amangu ddala nga Bobi Wine yaakatonnya ku kisaawe e Ntebe amawulire gasoose kuyiting'ana nti Bobi Wine akwatiddwa kyokka aduumira Poliisi mu ggwanga, wabula omwogezi wa Poliisi mu ggwanga, Emilian Kayima n'afulumya ekiwandiiko ng'alaga ebiriwo.

Bobi Wine oluvudde ku nnyonyi n'ateekebwa mu mmotoka ya Poliisi ekika kya Land Cruiser, nnamba  UP7500 n'avugibwa wuuyo Kasangati ku Poliisi w'akyali mu bukuumi obwamaanyi.

Oluvannyuma ku ssaawa 9 Poliisi emuwerekedde okutuuka mu makaage e Magere awabadde wakung'aanidde enkuyanja y'abantu naddala abatuuze b'e Magere bakira abalinze okumwaniriza.

 

alt=''

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Dav1 220x290

Museveni beyakuzizza bambaziddwa...

Museveni beyakuzizza bambaziddwa ennyota zaabwe

Mum2 220x290

Herbert Muhangi oluyimbuddwa ku...

Herbert Muhangi oluyimbuddwa ku kakalu ka kkooti tewayise n'addakiika n'addamu okukwatibwa

Lab2 220x290

Eyakubwa amasasi mu kwekalakaasa...

Eyakubwa amasasi mu kwekalakaasa alaajanye

Kab2 220x290

Ssewungu akubirizza bannaddiini...

Ssewungu akubirizza bannaddiini okuvumirira empaka

Lwa2 220x290

Ogwa Lwakataka gwongezeddwayo

Ogwa Lwakataka gwongezeddwayo