TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Omusajja gwe baakwatidde ewa Kirumira n'emmundu bagenda kumuggulako emisango

Omusajja gwe baakwatidde ewa Kirumira n'emmundu bagenda kumuggulako emisango

By Musasi wa Bukedde

Added 20th September 2018

Francis Mayengo omusuubuzi wa sipeeya e Lubowa ku lw’e Ntebe okumpi ne Roofings yakwatiddwa bambega ba poliisi ku Lwokubiri ng’ali mu kifo we battira Kirumira.

131736705311775037218421032422864993791094n 703x422

GWE BAAKWATIDDE EWA KIRUMIRA N’EMMUNDU BAAKUMUGGULAKO EMISANGO

Yabadde ne pisito n’ennamba z’emmotoka ez’enjawulo mu mmotoka ye.

Yatwaliddwa ku poliisi e Bulenga. Eno yaggyiddwaayo bambega ba Special Investigation Unitt okuva e Kireka.

Lukas Owoyesigyire yategeezezza nti Mayengo ali mu mikwono gyabwe. Bakyaliko bye bamubuuza okusalawo emisango gye banaamuvunaana.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Pata 220x290

Babakutte balimira mu kibira ky’e...

OMULAMUZI akulira kkooti ento e Masaka, Deogratious Ssejjemba yeesitudde n’agenda e Kasanje mu ggombolola y’e Kyesiiga...

Mate 220x290

Babakutte balimira mu kibira ky’e...

POLIISI y’e Mpigi ngeri wamu n’abakulira ekitongole ky’eby’ebibira mu ggwanga ekya National Forest Authority (NFA)...

Gano 220x290

Omugagga asenze ebintu bya Klezia...

KLEZIA n’abatuuze abalina ebibanja ku kyalo Nkakwa mu ggombolola y’e Ssi - Bukunja mu disitulikiti y’e Buikwe,...

Wanga 220x290

Obwaddereeva buliko emyaka gy’otolina...

OLUVANNYUMA lw’Omulangira Phillip bba wa Kwiini wa Bungereza, Elizabeth okufuna akabenje ng’avuga mmotoka ku myaka...

Baka 220x290

Emmotoka ezikwamidde ku mwalo e...

MMOTOKA za Bannayuganda ezigwa mu ttuluba ly’ezo ezaawerebwa obutaddamu kuyingira mu ggwanga eziri ku mwalo gw’e...