TOP
  • Home
  • Amawulire
  • BUKEDDE W’OLWOKUTAANO AFULUMYE NG’ALIMU BINO

BUKEDDE W’OLWOKUTAANO AFULUMYE NG’ALIMU BINO

By Musasi wa Bukedde

Added 20th September 2018

Tukulaze engeri gye baakutte Bobi Wine e Ntebe okumuleeta e Kampala. Eby’afande Kirumira poliisi ebiyingizzaamu abasasi ba Bukedde beeragidde beeyanjule e Kibuli enkya ku Lwokutaano.

Koma 703x422

BUKEDDE W’OLWOKUTAANO AFULUMYE NG’ALIMU BINO

Tukulaze engeri gye baakutte Bobi Wine e Ntebe okumuleeta e Kampala.

Eby’afande Kirumira poliisi ebiyingizzaamu abasasi ba Bukedde beeragidde beeyanjule  e Kibuli enkya ku Lwokutaano.

Mulimu engeri omusuubuzi w’ewa Kisekka gye baamuttidde ku geeti ye.

Mu Sanyuka ne Wiikendi: Tukulaze by’obadde tomanyi ku Bosco Kataala awambye emitima gya Bannayuganda. Byonna mu Bukedde w’Olwokutaano.

Mu Byemizannyo: Tosubwa ebivuddeko Mourinho okwejjulula ku Paul Pogba ne lwaki atandise okwegeraageranya ku Messi.

Yanguwa weekwate Bukedde wo ku 1,000/- zokka.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Drssempangieyasingaanidwamumakagenanyonyolawebuse 220x290

Abaana Abakaramoja basomesebwe...

Ssempangi awabudde gavumenti ku baana b’e Karamoja abasibira ku nguudo n’ategeeza nga bwe batundibwa abazadde okujja...

Chozenbeckyclearwebuse 220x290

Abayimbi beesunga kusanyusa badigize...

Abayimbi ab'amannya bali mu kuwawula maloboozi olw'okwesunga okuyimba mu Kyepukulu ekiwagiddwa Vision Group ne...

Lukiikombalirira7 220x290

Buganda eyisizza embalirira yaayo...

OBWAKABAKA bwa Buganda buyisizza embalirira y’Omwaka 2019/2020 ng’eno ya nsimbi 121,079,490,880/- nga kweyongera...

Samba 220x290

Omusika atunze ebiggya ku 1500/=!...

PULOFEESA Kiwanuka Ssemakula amaziga gaamuyunguse bwe yatuuse ku butaka gy’asibuka ng’amalaalo ga kitaawe gaatundibwa...

Kub2 220x290

Gavt. esiimye ebitongole ebisikiriza...

Gavt. esiimye ebitongole ebisikiriza abavubuka okuyingira obulimi n’obulunzi